Yeggwe Yakuwah - Sekate Mubarak

Yeggwe Yakuwah

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Yeggwe Yakuwah Lyrics

Ani Yatonda Egulu

Okutali Mpagi awanilila Ebille Ngate Byona Mpewo

Emunyenye mubbanga Enjuba no omwezi bisiinza  Ensolo Ezokutale Enyonyinyi Zikusinza Oyambaza amalanga Neganekera 

Enzigge zilya nezikkuta 

Kazibe ENSOZI EMPAAVU BIWONVU OBA ENYANJA AA 

(Teli Teliba kikwenkana Kitiibwa Yegwe Yakuwa) x2

Chorus 

Yegwe Yahweh Yegwe Yakuwa mukama Eramu Ebiina bikusiinza 

Baserafi Kerubbi Batenda   

Chorus x 2

Yegwe mutukuvu mukama owamanyi

Ndoowaza gyenvudde banange 

Nvunama nensinza 

Nolwaala nga towonaa

Lwokessa lwobala 

Ekyokulya nebula

Nosiiba mwatu nosulla 

Mundabye nyiridde 

Gyanzijje nga wala naajira kuloole 

Mubusapatu obwa blue 

Chorus x 2

Haleee Halleluyah Amen 

Yeggwe wekka asanidde amatendo

Haleee Halleluyah Hozana 

Wanjagala wansanga nkaaba

Haleee Halleluyah Hozana

Nga aka Gabi mukono gwempologoma 

Haleee Halleluyah Hozana

Haleee Halleluyah Hozana

Haleee Halleluyah Hozana

Haleee Halleluyah Hozana

Haleee Halleluyah Hozana

Kagwirawo