Webale - Dorita

Webale

5.0 of 5 stars
1 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Webale Lyrics

Nandibadde waaah...

Singa tewanonda

Yesu nandibadde ntya

Singa tewandokola..aaah

Oba bambi nandibadde kukyi

Singa tekyali kyisa

Kyirabika nandibadde eyo 

jebalenga emyera.

Mmmmmh....

Nali ngederedde

Nga okwetunda ntandise

Nga era ngenderedde

Nga beer eyo tenva ku mumwa

Nali ngenderedde 

Nga okula nkwatta kyiralu

Kyirabika nandibadde eyo

Jebalenga emmyera.

Chorus...

Nsima nsima baba

Nsima nsima

Webale kundokola

Nsima nsima 

Webale kundokola

Nsima nsima 

Webale kundokola

Webale Yesu okunonda

Mmmmh.

You've given me peace

You've given me rest sikyazunga aah...

Nze eyali omudankanu

Kati ninze abulira Enjiri kukyalo

Baba nze nsima

Ku lwo mwami gwompadde

Baba nze ankoze bulunji

Sikyadaga .

Baba nze nsima 

Kulwa musumba wange ne daddy

Batukoze bulunji mubyo mwoyo no mubiri

Tetukyali bali

Tetukyali bali

Embera zakyuka

Webale Yesu okunonda.

Chorus.....

Nsima nsima baba

Nsima nsima 

Webale kundokola

Nsima nsima

Webale kundokola

Nsima nsima

Webale kundokola

Webale Yesu okunonda.

Nze eyali omudankanu

Kati ninze abulila enjiri kukyalo

Nze eyali misomo jelema

Kati Baba nze onfire ensonga

Yalama yalama noi noi

Yalama Yesu

Yalam noi noi

Chorus

Nsima nsima baba

Nsima nsima 

Webale kundokola

Nsima nsima 

Webale kundokola

Nsima nsima

Webale kundokola

Webale Yesu okunonda

Kagwirawo