Obulamu bunyuma mundongo nga okute kumubiri,
Abaana bezinya ebitaliiyo basunda emibiri paka kuwulira bubi.
Ian planet njituddemu kuluno remix njisabye mujizine kuluno,
Bachalli bafunya emigongo ex yesanze neyali munne
Nzikiriza nkwate kumubiri anti bangambye ogugwo mupya new model
Nzikiriza nkwate kumubiri anti bangambye ogugwo mupya new model
Sembera okwaate kumubiri
Tebintama gwe bwooba mukikiri
King na queen mulubiri pair pair
Babiri babiri
Chorus
Mubiri ku mubiri
I wanna touch your body
Hold me mummy
Wayagala nze not my money
Nze king mulubiri
I wanna touch your body
Hold me mummy
Wayagala nze not my money
Omubiri ogwo gunyumira gungondeza obulamu nga omufaliso
Neyagala nkukwateko nyumirwa ntuunga nga omudalizo
Abatakulina bo balumwa anti tubafumita nga era biso
Kenkufunye kanyumirwe kenkufunye kanyumirwe bwetutyo
Mukwano wanzijayo,
Mubanoonya ba love wanzijayo baby
Emisuwa gyomuitima wajikolako operation
Wanteeka mu target sikyalina decision
Sembera okwaate kumubiri
Tebintama gwe bwooba mukikiri
King na queen mulubiri pair pair
Babiri babiri
MUBIRI KU MUBIRI
I WANNA TOUCH YOUR BODY
HOLD ME MUMMY
WAYAGALA NZE NOT MY MONEY
NZE KING MULUBIRI
I WANNA TOUCH YOUR BODY
HOLD ME MUMMY
WAYAGALA NZE NOT MY MONEY