Tulabise - Dzastar Dracvla

Tulabise

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Tulabise Lyrics

Vampyre Gang,(show time) you can call me Dracvla Dzastar, one felix pro pon di beat ah,( mubi) Dawg, Eno show time

Tunaazina oba tubileke

Tukubwe bukubwa oba tulabise

Tunyiigemu oba tusanyuke

Tunyumirwe, oba tufa tufe

Gwe aninako empalana ngambye,(mbu ki) empalana jiteeke ku wollan, emisana tukazana naye ate, kati no buzibye it a party time, yade money ne yala bituzoganya, but we gona party till di party done, Buno obulamu bwensi bwa nyaanya, zenkola zendya i don't give a damn

Kunywa paka kuwulira bubi,(bubi) kuzina bili byewazina luli, (luli) abamu bamanyi nti tuli bubi katubavimbe bakimanye nti tuli babi

Tunaazina oba tubileke

Tukubwe bukubwa oba tulabise

Tunyiigemu oba tusanyuke

Tunyumirwe, oba tufa tufe

Yade sili don, bwenjoya ki beer nga ndyayo ka loan, tuba mu gaali nobody is alone, ndya ku kfc nze tonyumiza jokoni

 tulye lumonde kuba akkusa, ngabaalina akatengo bo baakita, nze ndi single guno omutwe guwasa, ndina munyiivu simanyi lwaki nseka

Boyi fe twava ku zero to nothing, batuwa mitima naye twagala nyash, toyogera bwoba tolina cash, Laisi yasigala china town, Ah madagasca.

Tunaazina oba tubileke

Tukubwe bukubwa oba tulabise

Tunyiigemu oba tusanyuke

Tunyumirwe, oba tufa tufe

Anti omutonzi waffe yasalawo, call me di drip king Dzastar yo, fe tubamba wano e cite abamalayo, gucci gabana versace endaase mu nsawo, Dawg, zina ngenfunayo

Leero kusula mu overnight, kwetala nakuzina kabaiki, anyway, katwebaze almighty

Obude abujeeko ensonyi kati tukube party Olukya, manya oluziba lwembala, nocturnal buli kiro twetala, mutabani wa Aggie byayagala

Tunaazina oba tubileke

Tukubwe bukubwa oba tulabise

Tunyiigemu oba tusanyuke

Tunyumirwe, oba tufa tufe

Felix made it....

Kagwirawo