Intro
uuh sente sente sente walai toli fair
Nze nkela nga nkugoba
Naaye onewala nge ebola
Yadde ndi wambaliga
Nange ndi muntu era nkuyoya
Kyoka obulaba
Buuno obulumi bwempitamu gwe obulaba
Lwaki tonjagala
Sasila nze omponye amaziiga
Sente wokuba ogonza
Lwaki nkaluba nga mugonza
Mama alinze range Rover
Namuzimbila mansion e muyenga
Chorus (lwanila omwoyo gwange
Sente gwe kimuli kyange
Olunaku lwolinkyawa galiba magombe) x2
Second verse
Sente nga sakukyawa
Nze tondeka kutawa
Yegwe ankubiisa ekyeyo
Nange nvimbeko ngo mubanda
Love yo nyingi jenina
Sente tombawala gwe come here
Oli muuka gwenzisa
Wotaba tebiba fair
Nze nsula nkulota
Sente nsiba nkuwenja
Bwobula ndwala
Lwesikulabyeko jemilangaaaaa