Eieeh baby
eeh
Kren Tally
true Love baby
Nze nakulabirawo naye love yanziba amaaso
Mubulungi bwo Kati mwendaba ebikyamu
Nga nakwesiga nga nze manyi love yaddala
Nga gwe okongoola ozalawa ebyo nze byenkola eeh
Naye Kati nategedde omukwano gwo nagutadde
Bweziba sente nazisudde kambeere eno gyensirikidde
Kuba Kati nebwengezaako okubikomyawo
Amaaso gange byegaalaba byebindetera okulwawo
Kankuleke okole bibyo nange nkole ebyange
Leka nkite lulib'olwo nange nfune owange kubanga
You never gave me True Love true Love
You never gave me True Love eeh true Love
But I wanted True Love true Love
Baby I wanted True Love eeh true Love
Amazima googerweko mubutuufu byansukkako
Kituufu nakulemerako gwe nolaga ntinno wanvaako
Naye naawe bweguba musango nagwo gwakusinga
Omuntu bulikadde buli ssaawa nonteeka ku ninga
Kati nange nabikooye sikulimba nekyaye
Omukwano gwankeese kululwo nyabo
Nsazeewo kambiveeko kankole ebinkwatako
Love you erumya nyo nyo baby eeei
Kankuleke okole bibyo nange nkole ebyange
Leka nkite lulib'olwo nange nfune owange kubanga
You never gave me True Love true Love
You never gave me True Love eeh true Love
But I wanted True Love true Love
Baby I wanted True Love eeh true Love
Kimanye nti abalungi bangi
Nabasajja abalina sente ezisinga bangi
Wanfoolinga ng'olowooza sitegeera
Naye manya nti buli kintu kirina empeera
So let me go away from you my baby girl
Coz I don't wanna feel the same hurt which I felt before
Kubanga nabikooye omukwano gwankeese
You broke me nonkakasa nti ebyange wabikooye babe
You never gave me True Love true Love
You never gave me True Love eeh true Love
But I wanted True Love true Love
Baby I wanted True Love eeh true Love
Eehyee
true Love true Love
Kren Tally again