INTRO
Tongwanira, kambe nation u'll be the anthem
Nenkulwanira
VERSE
Ebisubizo wawandika nsaba tebukya nobisangula
Mukatabo ko'mutima wakati tobaganya nebakabikula
Ndi misinga love gyetugata, ngo'li wange
Kariba kibonerezo nondeka olibota (Ohh baby)
Abagamba nti tongwanira
Kambe nation u'll be the anthem
Nemubukadde ndibuba neenkulwaanira
Kambe national u'll be the anthem
CHORUS
Yenze aliberawo silikyuka
Mumpewo kazibe nsiri ndikubika
Yenze aliberawo silikyuka nga
Mumpewo kazibe nsiri ndikubika
VERSE
Nfula asikali kumulyango alikukuma akukubire nga nakalango
Sirikukuba mugongo yadde oyombye ndikugulirayo akagato
So baby look at me wemba nkuliranye like it is ok
Ndibubi kino kintabule, ekyo'mukwano togamba nsuse
Abagamba nti tongwanira
Kambe nation u'll be the anthem
Nemubukadde ndibuba neenkulwaanira
Kambe national u'll be the anthem
CHORUS
Yenze aliberawo silikyuka
Mumpewo kazibe nsiri ndikubika
Yenze aliberawo silikyuka nga
Mumpewo kazibe nsiri ndikubika
VERSE
Ebisubizo wawandika nsaba tebukya nobisangula
Mukatabo ko'mutima wakati tobaganya nebakabikula
So baby look at me wemba nkuliranye like it is ok
Ndibubi kino kintabule, ekyo'mukwano togamba nsuse
OUTRO
Tongwanira, kambe nation u'll be the anthem
Nenkulwanira, kambe nation u'll be the anthem