Bamugambe - Bebe Cool

Bamugambe

4.4 of 5 stars
16 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Bamugambe Lyrics

[Verse 1]Bakulabila mu kubo ng’oyengelaAbatamanyi nga bebuuza nti oba waba kyiKumbe bambi olojja mukwano oh…Atakimanyi takitegela kiba kya kyaama atte nga kyamundaEbintu byo mukwano bijjude amayengo ohKili mutu omala kukisumulula nolab’ekivaamuN’olusozi omala kuluvuunuka noda ku museetweKati kambagambe, omukwano musaana mu okulindaEla namwe mumugambe, emikwano gyibeera gyilimba ahKati kambagambe, nti mu mukwano musaana mu okulindaEla namwe mumugambe, emikwano gyibeera gyilimba ah (Chorus)Bamugambe, ekintu kyakoze si kyilungiBambi mumugambe, nti kyatelekela omunaku kyigyaBamugambe, ekintu kyakoze si kyilungiBambi mumugambe, nti kyatelekela omunaku kyigya [Verse 2]Bajajja balugela nti mu bagalana tosaayo kikyo,Elyo elyomukulu, awadugala nga wewalabaKale muno mukuume, newaba mulwade muyambeKatugambe mukyaamu, mutula babiri ela nemuteesa ahOgwo gwe mukwano abagalanaGwebasanide kuba na gwo nga bali mu makaBakwatagana, tebayombaganaBakumagana, nga bakolaganaOgwo gwe mukwano abagalanaGwebasanide kuba na gwo nga bali mumakaBakwatagana, tebayombaganaBakumagana, nga bakolagana (Chorus) [Outro]Kati mu mukwano… (oh ooh…)Nsazeewo kugenda mu maaso… (oh ooh…)Bambi mu mukwano… (oh ooh…)Nsazeewo kugenda mu maaso… (oh ooh…) (Chorus X2)
Kagwirawo