1/100
Silina - John Blaq, Iryn Namubiru

Silina

4.3 of 5 stars
45 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Silina Lyrics

Kati gwe kyaalani

Nakutuka mutima ttunga

Ob'ettaala 

Ng'omulisiza eyo gyetugenda 

Ayabass 

Kano akayimba 

Nkawereza omwagalwa 

Gwe mwagalwa 

Yadde waliwo ebyasoba 

Naye saasira 

Ekitabo ky'omutima gwo 

Kibikkule okimpe 

Yegwe nze gwenali ninze 

Ono yanzikiriza

N'enyingira ensi ye 

Ewataali bya visa

Ssekamu tubawe ka teaser 

Beibe ikaikana

Ninze alibaawo 

Waire eby'ensi bikankana 

Nkusuubiza tirivaawo 

Oli wamuwendo 

Olinga e'Jinja 

Elya diamond 

Kankutwaleko ewaffe e'Jinja 

Olabe mange 

Silina byakugamba nze

Onanagiza 

Silina byakugamba nze

Onsanyalaza 

Silina kyakugamba nze 

Onanagiza 

Silina kyakugamba nze 

Tta ta lalala tta ttaa

Mukwano gwo tegulilindwa

Mukwano gw'olunaku mulunaku

Lweluno olunaku

Lweluno olunaku mulindwa

Yeah

Mukwano gwo sili gutunda

Sili gugaba muba mafia

Abakwagala olunaku

Bajja leero ate enkya nebagenda

Kati gwe kyaalani

Nakutuka mutima ttunga

Ob'ettaala 

Ng'omulisiza eyo gyetugenda

Njigiriza

Akaggaali nkavugire mukyenda

No problem 

Kendi naawe nkimanyi 

Njakutuuka

Silina byakugamba nze

Onanagiza 

Silina byakugamba nze

Onsanyalaza 

Silina kyakugamba nze 

Onanagiza 

Silina kyakugamba nze 

Tta ta lalala tta ttaa

Tontya nkwaata w'oyagala

Bbanga ddene nnyo

Nga sikulaba

Abatatwagaliza tubalaba

Nange sibalaba

You gat a stern soft tone

My love 

My love

Yenze alikuzaalira abaana

Abaana

Tolwaayo beibe

Beibe

Bintu byo bikulinze beibe

My love

Beibe ikaikana

Ninze alibaawo 

Waire eby'ensi bikankana 

Nkusuubiza tirivaawo

Silina byakugamba nze

Onanagiza 

Silina byakugamba nze

Onsanyalaza 

Silina kyakugamba naye

Onanagiza 

Silina kyakugamba nze 

Tta ta lalala tta ttaa

Kagwirawo