King prince eyo
Kingdom generation. Eyo shamix di future
Darli bikomeyo mubiloto
Ebyokundekawo nze mukwano
Ndekere awo obeera mu maziga
Era bikome kwogwo omulundi *2
Mukwano nabadde wakulwanaa
Wakulwanaaa
Naye era nze nendowozaaa
Nendowozaaa
Wemba nga nkuba muko
Oba oyo gwe cousin wo wo
Gwe cousin wo oyo eheyi
Ekyasinze nze okunkanga
Ye muko okuja nga akumbuuza
Ate era awo nze nebinsobere
Omutima negutandika okukuba
Nataddeko emisinde
Okujja nkukimeyo mukwano
Nabadde nakakwatakoo
Maama nanzuukusayo wo
Bikome eyo mubiloto
Ebyokundekawo nze mukwano
Ndekere awo obeera mu maziga
Era bikome kwogwo omulundi *2
We nabadde nebase
Byankanze nyo dis mubiloto
Wenalabye nga bakuntwalako
Abalenzi beeyo ku kyalo
Mukwano lwaki wakiliza
Okuntwalako nze nga ndaba
Mbutuufu wandese maziga
Nga nkaaba
Sirina kyakuzaa
Bikome eyo mubiloto
Ebyokundekawo nze mukwano
Ndekere awo obeera mu maziga
Era bikome kwogwo omulundi *2