It's cover Sk Ronnie respect Farida Walden
Ndi muntu ayagala ebitonde ekintu nga kiri natural kinkuba nyumilwanyo okulaba ebinyonyi kebibe ebisolo nze binkolera nze atoba nebwondeka mu kibira empewo eyo emala bumazi sijura
Nebwonteka mulyato bwesisena ku mazzi mpulira tebinkolera bwendaba ensonzi mpulira nyumilwa era mumutima nensinza oyo eyabikola naye mu bintu bye yatonda mukama yatonda yo omukyala wuno nammwe mumulabbe
Ggwe mubitonde wayitilira ggwe mubitonde oliikalala nekatonda naye akutunurako nanyenya nekumutwe tosangika
Ggwe mubitonde wayitilira ggwe mubitonde oliikalala nekatonda naye akutunurako nanyenya nekumutwe tosangika
Nkugeze nakuci mubitonde kale abantu bagala nyo ebimuri nebwekiba kyarosa sikikugezako kuba kibeera namaggwa nebwetugenda munyanja sirabayo kivuganya nakitondde kinno mumazima nwebweziba ensolo temuri kitonde kikuvuganya Kyambura ggwe Katonda bwe yakutonda yakumalirako buli kimu teyesigaliza biri yalagira bulagizi nebibawo sokugwe yekwatiramu kwolwo silimba nalirabye kumba elyasigawo kugwe nenditeleka waakiri
Ggwe mubitonde wayitilira ggwe mubitonde oliikalala nekatonda naye akutunurako nanyenya nekumutwe tosangika
Ggwe mubitonde wayitilira ggwe mubitonde oliikalala nekatonda naye akutunurako nanyenya nekumutwe tosangika ... shamix