Intro: Ehh.... Ah yah
Chorus:x2
Kuma Tozanyisa
Kuma Akalimu Kuma oh Mama
Glass Katika Nyweeza Akalimu
Nyweeza Hulala
Yonja Tozanyisa Yonja akalimu
Yonja Akalimu yonja akalimu yonja.
Verse1:
Wano wolaba office yange
Ka job Address yange.
Kekandisa abange
Keka Mezza ewange
Kekanzija mukyalo
Nekandeta Kukyeyo
Kekankeza everyday
Everyday Everyday
Nkayonja nga omwana
Akalimu nkakuma nga Ekyappa
Job wotali ndwala, Job wotali ndaga
Chorus:x2
Kuma Tozanyisa
Kuma Akalimu Kuma oh Mama
Glass Katika Nyweeza Akalimu
Nyweeza Hulala
Yonja Tozanyisa Yonja akalimu
Yonja Akalimu yonja Akalimu yonja
Verse2
Ayi Katonda wange
Yanukula esaala zange
Sumulula emikisa jange
Zibukula amakubo gange
Kuma Akalimu kange
kusaba Ntasa abalabe bange
Fukirira ebirime byange
Lagirira abagula ewange
Nange mpangule
Mpangule,mpangule banange
Verse 3
Olugendo Success
Luwanvu naye Nina okutuka
Mulinu ebiwonko bingi
Mulinu abaduyi bangi
Naye nze sibitide
Kankole katonda wange jali
Paddy yongeza engoma
Ali Zziwa kankole
Amalogo basindike
Ffe Esala tusimbule
Abalabe Kabewere
Ffe amanyi katwongere
Ebigambo Kabogere
Ffe ebikolwa kabyogere
Adlib verse:
Mpulira njagala job
Obulamu bunyuma job
Mpulira nnyumirwa job
Nomutima gusaba job
Kale njagala ka job
Mpulira njagala ka job
Ali Zziwa Paddyman
Audio one A to Z
From Nothing to something
That's my goal.
I sign out.