Mbitandike ntya nze ..
Mbu eyali owange,
Eno nga kikyagaanye ( Davidson)
Omwoyo gumpankawanka,
Omutwe gunzungazunga,
Omutima guluma.......
Bwoba olyeyoo.....
Abantu bambuuzabuuza,
Aliwa ye oyo,
Gwewaleeta EKA.....
Gwe nga tokyatijaaa....
Eno nsiiba mbagamba...
Jaaali owange..,
Kyoka tokyampuuna.
Nyamba munange...
Bwoba ogaanye,
Nze nfunira omusawo
Aje anyambe..
Omutima guluma,
Bwoba ogaanye,
Nze nfunira omusawo,
Aje anyambe...
Omutima guluma....
Bwoba ogaanye,
Nze nfunira omusawo,
Oyo akola nga gwe...eh
Eno jendi nfaa...ah
Bwoba wankyaawa,
Nze nze nfunira omusawo,
Oyo akola nga gwe,
Eno jendi nfaa..
All of ma eyes are on you,
You are the one I love,
You are the one I want,
Manya wampamba...ah
Bwoba Wendi nkusubwa..
Wotabaawo nkusubwa,
I can never have enough of you....