Tugenda kwokya emizimu ejiliko nejasooka
Ejitulemesa embeela okukyuuka
DAVID REIZ
Ejoobwavu rejection kubyokya nebwejikola jitya leero kujookya
Zidevil zomulabbe nzikolaki...Nzokya
Obwaavu rejection mbikolaki...Mbyokya
Sitaani mukubye alimukukolaki...Apocha
Gwe ampuliliza kiliza nawe ebyo obyokye.
Zidevil zomulabe nzikolaki ...Nzokya
Obwaavu rejection mbikolaki...Mbyokya
Sitaani mukubye alimukukolaki ...Apocha
Gwe ampuliliza kiliza nawe ebyo obyokye.
Emizimu kati njokya bwokya.
Sitaani alimukupoocha kasitamba ne Jesus mba kilinkya mbasilina kyentya mba mbyokya bwokya luli emizimu jaja bwaali nkya kunkya nga nva kusaba Jesus my coacher my preacher gwenkozesa okwookya ela enkya kunkya byona nabyookya. Katimbikolaki?????
Mbokya.
Obwavu rejection mbikolaki???.....
Mbyokya.
Sitaani mukubye alimukukolaki???
...Apocha. Ampuliliza kiliza nawe ebyo obyokye.
Zidevil zomulabe nzikolaki...Nzokya.
Obwavu rejection mbikolaki...Mbyokya.
Sitaani mukubye alimukukolaki...Apocha
Gwe ampuliliza kiliza nawe ebyo obyokye
Tokiliza mizimu jikugamba padorn
Gwe alina ejobwenzi please come on
Ejilimukitanda bring them all in Jesus' name we burn them all.
Tugenda jokya get steady, leeta emizimu emito nemikadde.
Tugenda kubyookya JESUS kwengumidde abetegesse okubyokya its your episode.
ALWAYS
Bwembela ne Katonda nsabatula,
Nkubamenya mba nsekula
Emizimu ejimwenya nze nkuba menya
Silina kyentya kuba teba anenya.
Zidevil zomulabe nzikolaki??...Nzokya
Obwaavu rejection mbikolaki?...Mbyokya
Sitaani mukubye alimukukolaki..Apocha
Ampuliliza kiliza nawe ebyo obyokye
Zidevil zomulabe nzikolaki...Nzokya
Obwaavu rejection mbikolaki...Mbyokya
Sitani mukubye ali mukukolaki..Apocha
Ampuliliza kiliza nawe ebyo obyokye
Elinya lyaMukama likola ......Walai
Elyo teeka from mountain....Sinai
Mulete kasitani nkaklilile mukalaai
Temukatya wade nga kalina ba spy..
Walai this is not a lie
Tusobola okuba omulabbe upto die
Kasita twegatta blad you and I
Sitidde nina Katonda kasita ananyamba nenkuba kali kasitaani
Am a superstar God's pastor wembela ne Katonda I move faster Mmmmm
Emizimu njokya nabiddi
Tetujitya kuba tutademu obu baddi.