Gundeeze - King Saha

Gundeeze

4.4 of 5 stars
163 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Gundeeze Lyrics

[Intro]Anyway!Owulira otya wobeer'awoNga munnowo taly'awoNze mpulira bubi enoNga munage tali eno[Verse 1]Baby wajja ng'enkubaNze weneggama kweku kufunaSiyinza Kukuleeka muntu yenna okukweddiizaBaby sijja kwatula ebbanga lyenakwagaliraKati tulinze nambaga kyekyaama kyetwekumiraYonno antankumbye maggoloMwana antankubya maggooloYonno antwala mumaasoEya nsomesa ebyomukwanoEkyama kyenekumiraKuggwe kwenasokeeraYeggwe eyandaga enjubaNo musaana wandaga omukwano(Chorus X2)Omukwano gwe gundeeze(Nga nninda)Baby nga gundeeze(Nga nninda)Nyamba gundeeze(Nga nninda)Baby nga gundeeze(Nga nninda)[Verse 2]Gundeeze leezeOmukwano gunankutulaOmukwano gunna ndwaazaNdekka nze baby gunankabyaOmwana wamaama (Omwana wamaama)Twasaba essaala (Twasaba wssaala)Eno ye saawaTulabe ebyavva mussaalaDoreen, Oli olumu munsi enoOlinga malaika munsi enoOnjagaaza nnyo ensi enoNze nawe tunyumirwe ensi eno(Chorus X2)[Verse 3]Nkulungula nkulungulaEmpulungusse zonna ozijeemuNze nkulungulaNsoma soma ng'akapapulaNg'ebireeko obyetaagaNze ndi ready okukuumaBaby sijja kukwegaanaBaby olinga omufaalisoKwenfuniira otulo omufaalisoTugende leero mu discoBankubiire akayimba ka Sisqo(Chorus X3)
Kagwirawo