Lowoza Kunze - Rema Namakula

Lowoza Kunze

4.1 of 5 stars
287 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Lowoza Kunze Lyrics

Njagala tubeere nze naweTusanyuke, tujjajuuzeAbbo leka bakole fittinakakibadugude kakibakoneMazima olinga enjumbaLwotoyaka olwo kikoomeOkwagala okulina kilabye lwakuba ensonyi zezzakuyuzzaLowooza kunze, tunulira nzeFfa kunze nzekaLowooza kunze, darling bambiKiriza kyekusaabaNjagala tubeere nze naweTusanyuke, tujjajuuzeAbbo leka bakole fittinakakibadugude kakibakoneAbalala baleeke babiNdimulungi nemanyiObutono bwo sikikuluKasta enyindo ndaloEbyabalo nnina bingi darlingEkyo okimanyi kyabulijjoOyagala nyambale ki loddiOba kittiri darling gambaBambiLowooza kunze, tunulira nzeFfa kunze nzekaLowooza kunze, darling bambiKiriza kyekusaabaNjagala tubeere nze naweTusanyuke, tujjajuuzeAbbo leka bakole fittinakakibadugude kakibakoneNjagala obeere mu amagezi, osubizzenga otukirizeEkilala obeere mu amagezi, oyagele nze okyawe abalalaNsubira bilungi mugweOkusoka kana kawalaEkilala kyenesunga mugwe gwemukwano bambi ogwamazima
Kagwirawo