Champion - Mun G

Champion

4.4 of 5 stars
146 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Champion Lyrics

[Verse 1]Yeah… Mun G… a story begins…He had dreams ez’okubeera superstar nga MJ ng’obuwala bumukaabiraFace ku poster, ebisaawe nga bijjula, it was all a dream nga Biggy bweyagambaBut bweyatuuka nga kukazindaalo nga crowd emuwoganira vvayo!Yayimba nga yekweese mizindaalo, anti ku stage bamukubanga zi kyokoloNaye nga champion nalemerako, giving up, teyakilowoozakoHe worked hard, natuuka ku radio, bweyakola video takyava ku T.V yoKati bwatuuka ku stage nga bawogana, the same people abamugambanga vvayo!Ba promoter mukusooka nga bazalawa, kati ekivulu bwatakibaako tekijja kukwatayoNow that’s a champion…[Chorus]If you believe, then you can achieve it (kasita obeera n’okukiriza)Anything and everything (everything is possible)That you’ve ever dreamed of before (if you truly believe)If you believe it, you can achieve it(Kyogamba omusajja temumanyi eyakuba ku block kati avuga Escalade?)Believe… you can achieve it you know(Enju eli ku acres bbiri, now that’s a real champion. Look, a champion)[Verse 2]Ono yaviira Masaka muzeeyi-boy yaweta, teli kusoma schools fees zabulaYapakasapakasa ela obusente bwebwawela, kumi na bbiri ng’ali kuzidda e KampalaMu Owino mweyatuukira, okusuubula abayaye nebazikubaYeyiiyayiiya era nasuubula endiboota, awezezza emidaala ena Owino nebagyookyaBut no, eby’okudda e ssakala yagaana, obwongo bwesela ng’ela eyassala lweelaYayiiya ekijji wakati mu City Centre, kusuubula jean kati yatweegombesaAnti emaali ajigya China, amaduuka awezeza asatu ku NabukeeraAt 26 landlord takyamukonkona, mummy asula Muyenga, sister asoma bwa doctorNow that’s a champion[Chorus]If you believe, then you can achieve it (kasita obeera n’okukiriza)Anything and everything (everything is possible)That you’ve ever dreamed of before (if you truly believe)If you believe it, you can achieve it(Temumanyi street kid eyayambalanga akasaati kamu aka yellow pastor omuyimbi?)Believe… you can achieve it you know(Kati bwa-launchinga buli mwaaka, abantu nebayitirira, he’s a champion)[Verse 3]All I’m sayin’ is teli kitasoboka, yeah, beera n’okukirizaOsobola okuva ku kataka ke KamwokyaEnkya nebakusanga mu Emirates nga mwogusambira (nga David Obua)Osobola okuva mu saloon enkya nebakusanga nga Serena yegwe agikuliraAll I ask big brother, have a lil’ faith, beera n’okukkiriza[Chorus]If you believe, then you can achieve it(Kasita obeera n’okukiriza, buli kimu ojja kifuna)Anything and everything (everything, anything)That you’ve ever dreamed of before (buli kyewali oloose ko, yeah!)If you believe it, you can achieve it (kasita oba n’okukiriza, yeah)Believe… you can achieve it[Outro]Hey yo Naava! Take ‘em in chokes… wooh!If you believe, then you can achieve itAnything and everything that you’ve ever dreamed of before(Kati boda boda gyivugise maanyi na kukirizaEnkya bagenda kusanga mu magulu kumi ten yiyo)If you believe it, you can achieve it (yeah, beera n’okukiriza!)Believe… you can achieve it(Owo mu paaka, CD zisalise maanyi na kukirizaMajestic Plaza ejja egenda kubeera yiyo)If you believe, then you can achieve it (beera n’okukiriza)Anything and everything that you have ever dreamed of before(Student, work hard beera n’okukirizaGovernment sponsorship ogenda kutukayo)If you believe it, you can achieve itBelieve… you can achieve it you know(Ne rapper atandika naawe beera n’okukirizaAward taano enkya zizo… bwe kiri just believeIf you believe it, you can achieve itSet your heart to it, believe, tewelabira okusabaEnkya basobola okugamba Uganda etutte World Cup, kasita tuba n’okukirizaBelieve… you can achieve it you knowBeera n’okukkiriza, naye ki oyin’emputtu?
Kagwirawo