Nkubukinze - Irene Ntale

Nkubukinze

4.4 of 5 stars
390 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Nkubukinze Lyrics

Nze leero nkubukinze…Kendeeza overtime, onyongere more timeTubeere ko ng'abalala, mu mukwano ogwegombesaEnzikiza ekwate, enkuba nebweyiikaAkasana nekekyanga, teli kija kutwawunkanyaBuli kadde obeera busy, n'esimu onyiga busyGwe nongamba mbeere easy, hmm, bambi kyusa muKati ndeese strategy mpya, amagezi nsaze ga wakayimaOkukubukinga mu budde, ne calender yo ngyefugeKati mikwano gyo gigambe, eyo gyonoba wodda, nze leero nkubukinze…Abakutwalira obudde, honey bateeke ko quota, kuba leero nkubukinze…Bweba flight, mbukinze air ticketNasabye front seat, nga nkooye okusiba ekiraGwe nkufudde pilot, mu nyonyi eyaffe tuli babiriAbalala tubalaba bulabi, kati tubeere eyo mu bireEbibadde bikunemesa, emilimu gyo n'emikwanoN'abawala abakusumbuwa, ehh… bagambe leeroKati mikwano gyo gigambe, eyo gyonoba wodda, nze leero nkubukinze…Abakutwalira obudde, honey bateeke ko quota, kuba leero nkubukinze…Baby nkumeetinga okooye (olusi mbouncinga)Time table yo ngikooye (kuba mba nkumissinga)Mpa akadde akamala, okubeera nawe kyenjagalaSilina mulala, yenze mukyala wo kuva lwewasalawoNkusaba kyusa plan zo, olwa leelo njagala mbe wuwoNesunze dda okukulaga kubyendina wo, nkubukinze…Kati mikwano gyo gigambe, eyo gyonoba wodda, nze leero nkubukinze…Abakutwalira obudde, honey bateeke ko quota, kuba leero nkubukinze…Kati mikwano gyo gigambe, eyo gyonoba wodda, nze leero nkubukinze…Abakutwalira obudde, honey bateeke ko quota, kuba leero nkubukinze…
Kagwirawo