Mina Konda - kalifah Aganaga

Mina Konda

4.1 of 5 stars
91 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Mina Konda Lyrics

[Intro]Dem call me Khalifa AgaNaga, (na-nakambaya accident)Nze eyali atamanyi ku bya city, nokyakaza notwala nga ku zi partyBuli lunaku nawe ng’ebela party, AgaNaga(Chorus)Mina konda mama, mina konda mama, mina konda mamaI love you, love you, love you babyYegwe ansingila bano abalala, nkwagala nyo mu mutima gwange[Verse 1]Nebwompa emotoka kapyata, nebwombalila ensimbi obuwananaOwange ono yasinga, AgaNagaNebwoba owakana, nsimbila awo enyumba eya kalinaOba bino ebikomo bya feeza, oba zaabuNe bwompa ekyapa ky’etaka, nebwekuba kumegana na GololaWalayi njakumegana, AgaNagaNebwonteka mu mpaka nga nvuganya na LwakatakaNg’avuga motoka, nvuga ronda nja gasota nja kuwangulaKuba eyo okuyita obukunya, abakube nfulumile mu mpampulaSija kuswala, AgaNaga, kubanga mwagala nyo mu mutima gwa nge(Chorus)[Verse 2]Oyo shawty ni mzuri, kama ka malaikaBuli amulaba ayagala kumukwana, AgaNagaBuli kibi nsubiza okwetonda, tokigeza okunkyawaSija kukunyiza sija kukukabya, ate nga sija kumukyawaNsaba mukama baleme okumutwala, abamwegomba, abatamunjangalizaBuli amulaba ayagala kumukwana, wabula washananaThat’s why mwagala nyo mu mutima gwange(Chorus) [Verse 3]I’m gonna love you this season, I’m gonna love you for a reasonYou’re my final decision, my solutionI’m gonna love you this season, I’m gonna love you for a reasonYou’re my final decisionNze eyali atamanyi ku bya city, nokyakaza notwala nga ku zi partyBuli lunaku nawe ng’ebela party, banage ali prettyThat’s why mwagala nyo, okuva ku ntobo gwo mutima gwange(Chorus)AgaNaga, AgaNaga, AgaNaga, AgaNaga, AgaNaga, AgaNagaNa-nakambaya accident
Kagwirawo