Wadde oluusi weralikirira lulib’olwo atutwale,Embeera y’ensi yonn‘eyo mwetuyita tulina atukuumaNewankubadde nti ebizibu byensi eno bingi, tulina ey’atusubiizaaaOmulungi atakoowa atakumira mpeera.Chorus X2Nandibadde ntya singa t’eyali oyo ey’antonda (Yesu Afuga)M’masekati g’abalabe bange ataddewo emmeza ate yankuuma (YesuAfuga)Kambimuwe abikuumire ddala kubanga yanyamba. (Yesu Afuga)VerseNze manyi nti oyo eyantonda asobla siyinza kumwewakanaOyo amanyi byenjagala Nga nzaaye yanunulaOyo akolera abamwesiga ebyekisa amanyi erinnya lyangeMulindirire akumanyi ajjakola mwana wa taata eh, siyinza kwewakanaebyali byannemaokwekolera aaaa, siyinza kwewana ebyalibyannemaokwekoleraChorus X2Instrumentals……..Yamanyi amagenda gange n’amadda, yamanyi embeera zange, yekkaYesu(Yekka X 2 Yesu yekka Yesu y’afuga)Halleluyah Yesu Afugaaa yafuuka ddagala nemubulwadde taata nzeyankuumaaa Nzijukira lwebannumbaaa Yesu oyo ye yanyamba ehYekka X 2 Yesu yekka Yesu y’afuga X2Yekka X 2 Yesu yekka Yesu y’afuga X2Yekka X 2 Yesu yekka Yesu y’afuga X2M’bulamu bwange,Mu basumba bange,Mu nnyumba yange,Yekka Yesu yafuga Mu mikwano gyange,Mu mirimu gyange eh(Yekka X 2 Yesu yekka Yesu y’afuga)Mu Uganda, Mu Afrika mu nsi yonna yonna yonna yonna Yesu y’afugaEND