Nkwagalira ddala - David Lutalo

Nkwagalira ddala

4.2 of 5 stars
281 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Nkwagalira ddala Lyrics

Intro:David LutaloVerse I:Bebi on'ondekera ye aniKuba nnaloose osibye ogenzeMazima ne nsigala awo nga nkaabaNga obimaze ondese onkyayeWalayidde n'okomba ne ppaasiNti bw'olinzirira oliba owenzeKati nze nnaakikola ntya nga ondese eno ggwe oli eyoOmukwano gwe nzize ntangirira nga odibaze oyiiyaaawoKati ngumya ko bambiWaakiri honeyNsuubizaako nti kaabe ani tolindeka mummyOnnafuya omutimaSimanyi na bwe nnaakolaEmmere bwe njikozaN'ennemerera okuluma ehhChorus:Onteekako akamwenyu bebi ssikusaagisaNkwagalira ddalaOfumba n'ojjiisa love n'empoomeraNkwagalira ddalaBambi nteresa omutima wabule ekirigutaagula Nkwagalira ddalaOh oh oh ohNkwagalira ddalaVerse II:Nze ndibeera bwentyo ppakaSirikyusa Bambi totyaEbyandikuleese amazigaByakala bye nnasooka ottemaLove yo y'embunya emiwaboEnkutte ennyize obulagoEra njagala tutte omukagoMu kintu twongeremu ebisokoKiggumize munnange nti mu bonna walonda nzeLove yo ensingira ssente engonza nnyo endebeza enkembeKweggamba mbeera awo bwentyonga Siva mu birooto nnyina love nnyingi ppokoNyongera ate omukwano tompimira ku kajiiko tokodowala kuba ggwe nsuloLeka ebirala panga omukwanoKwata wano enoNaluka tolowooza nti kyejoNfuuwaako mu liisoChorus:Onteekako akamwenyu bebi ssikusaagisaNkwagalira ddalaOfumba n'ojjiisa love n'empoomeraNkwagalira ddalaBambi nteresa omutima wabule ekirigutaagula Nkwagalira ddalaOh oh oh ohNkwagalira ddalaVerse III:Ayagala ottwaawula apaanaTuli katungulu na nnyaanyaTalitunula walala yagaanaOzannya na muliro osaagaFfe love ka tugirye nga tennawolaTubalekerewo obukunkumukaNkyakwagala nnyo tebannalumwaKu musana ne bw'eriba nkubaOno ankekemya ng'obukokoAnsiisirizaako akazigoY'ammagusa nga zzontoN'anfaananya nga gentleSweet potato mangoMy tomato bongoY'anteredde mu bwongoY'ammulisiza kandoYe all the journey today ehOmukwano guleete enoLove entemye omutwe ehYeyeye eh ehBambi mwenya ndabe eh ehOmukwano guleete enoBambi genda ojjule eheh yeyeye ehEh ehEhEh ehYeyeyeye
Kagwirawo