Me is me - Dicco6

Me is me

5.0 of 5 stars
2 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Me is me Lyrics

IntroIt's not over yet (Tebinagwa)Dicco6 i get on the beat (njikutekko)Waliwo eyankubidde esimu saawa nga mukaaga (nga mpoye)Mu mansion yange jempoyela eyo e'MuyengaN'angaamba waliwo abajegga abeyita aba nigga (Abantu bakooye)Ssize kuyoomba nzize kusangula amazigga (Bambi tutaase)Eastward records, producer Thate Are we ready ¿?Lyrical maturity (nsasage)Eno fraternity..(ya ttabu)LeggoChorus x2Ayagala okumanya who is who?Sooka omanye who is me ?Everybody knows fake is youNo one is you, you is you And me is me...Verse 1Nzize mbasomese am getting startedMutuule mukakane ndeetaNga sinakwata ku ono ayiimba bi yes noKansokele ku ono ali nga alikko emizimu...Buli beat jakwatakko ajipamamu (atya?)Mbu afanana enkima (eki?)Mbu afanana Zuena (yamaawe)Nze tanesibaako kuba ssimufanana (akuleke)Njogela byayiimba talowooza nti muwalanaKyuusa line zo kuba tezikwataganaOmusomesa, ebijanjaalo embuzi zakutudde (Byebichi ebyo)Wama musomesa ki asomesa olumbugu olunyeemu ? (Taliiyo)Blood nkubilaakko enkya saawa nga munaana (nga mazze lunch)Nkubuulile ensobi jewakola okweyitanga winner (weteleeze)Ndowooza ekigaambo ky'otamanyi wetaaga interpreter (omuzudde)Oba polio yakuluma nkufunile immuniser ???Gwe haa gwe nkumazeKatiny nyo kw'ono eyeyitaanga mgundi's finest (he is fake)Nze nakilabilawo he was the fakest (the fakest)Mbu ye kimu kyokka ayagala kumulagakko (woooo)Tayagala kukola nyo atya obigabanaOba lwaaki tadda eli mu kataanga ???Saaze wanno kuyiimba nga nsembyayo 'GANjagala just bamanye nti mu hiphop tebabooga...(Tebaboogaaaaaa)Chorus x2Ayagala okumanya who is who ?Sooka omanye who is me ?Everybody knows fake is youNo one is you, you is youAnd me is meVersre 2Mpita Dicco6 oba DiccoMukaagaKansomele banno abeyitta abakaangaRapper X mbu walunjiwa faceKati otubuulira tukuwe obwa naluluunji ? (Butwaale)Tomalira budde kanzile ku ono makanikaAnoonya his property mu nsawo za banne (hehe)Kamale okwe checkinga oba iphone yange ekyaalimu (check check)Asaana kubeela eli mu garage ewa mandeevu (atuunde scrap)Obwo bupale bwayambala ssibwa ba nigga (Bwa ba deemu)Kyova olaba ayiimba ali nga gwebatugga (abooga)Ku lorry y'amanda kweyayingilira ekibugaTalina yadde work nze muyita na mujegaSsigenda kutama ela ssizina bya kachimaKangendeko ewa mobile money agentMugambe nti enyiimba ze zibulamu detergentAmpe ku sente nzijanjabe my grandparentKuba enyiimba ze zezamulera amalibuBambi ka nyabo kali tekamanyi ntino za ttabuManya buli beat jentulamu njogelamu fertilityKanno buli omu kafune in your own locality...Chorus x2Ayagala okumanya who is who?Sooka omanye who is me?Everybody knows fake is youNo one is you, you is you And me is me...OutroEheeee, nze ssisaaga (The untouchable)Tompita taata kuba ssinze kitaawoBig up to the realest GNL ZAMBADICCO6 here i am..
Kagwirawo