Bwakwekaza - Hotwyne

Bwakwekaza

5.0 of 5 stars
6 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Bwakwekaza Lyrics

(Intro verse)
Obulamu......
Hotwyne Âmå againnnn.......
Tukeera kumakya netwessesa naye nga
Twassuze na njala

Mwassuze mutya eyo tuddamu tuli basanyufu
Naye nga waaaaaa......, (k k2 on the beat)
I donno why.. I donno why life is not what we know as life
Ebizibu bitwetoloola eno gyooli ffe abaalya ebyamagendo
Abaali bannange badduka bandekawo kuba ntunula byange
Mbuuza nazza gwaaki buly'omu atunula eriii mu bireeee
Kwekaza, yah man....buno obulamu..

(Chorus)
Bwakwekazaaaaa
Buno obulamu bwakwekazaaa
Tubeera twegumyaaaaa
N'abemikwano nga twegumyaaaa

(×2)
2nd verse
Aaaaaaaaah
Nassanga juuzi, gwenali negomba
Waragi yamumalawo takyamoga aaaah.....
Nenebuuza nti kiki ekyooo
Nti oba baamuloga ate ani oyooooo
Ba people basseka, naye nga abantu emitima gyatika...

Abantu Bali bubi eyoooo
Olw'amabanja olumu betugira eyooooo
Wano ndi Ku lwangeee
Nakula nava kukitaange ne maange alyeeyo
Abaali abange...balyeyo bibettika nabo Bali kulwabwee

(Chorus)
Bwakwekazaaaaa
Buno obulamu bwakwekazaaaaa
Tubeera twegumyaaaa
N'abemikwano nga twegumyaaaa

(×2)
3rd verse

Oyagala toyagala enkya bakussayooo
Tukussayooo.........
Bakussayoooo....

The great one man Mowzey yagendaaaa
Bishop Lwanga yawummula
Obereyo mu ntuuyo mbu okkolaaa
Anti ziva mu ntuuyo...
N'abekunyakunya tebazitwalaaaa
Bazireka mu zzi Bank

Naye ateee kinyuma nyo nga olinze omutonzi n'akunyulula
Tewetuga......., tokissussa nyooo ffe naffe birumaaa
Naye ateee twegumyaaaa obulamu buba bwakwekaza

Hotwyne Âmå againnnn...

Amazing........

K2 ganyige eraaa ah byakwekazaaa aaaah ah

Kagwirawo