Salawo - Black Korean

Salawo

5.0 of 5 stars
2 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Salawo Lyrics

Verse 1

Bwoyogera okwagala bangi kyebalowozamu kwe ku datinga oba no ku betinga.

bwenkugamba nkwagala, ki wekuluntaza wetereze ebiseera obimala.

ne Katonda bwe yatonda omuntu era yakirabirawo, ngomuntu tasobola kuba nga talina mubezi.

oŋamba mbu ebyobufumbo kkomera oba ani warden akuuma eryo ekkomera. 

sso nga bambi ensonga muzifuna bubi example nemukozesa enkyamu mutte ebituufu.

ne mulugendo oluwanvu ebizibu bibera ntoko amajinji gabamu naye owunzika otuuse.

Chorus

salawooo oh mukwano x2 

oleme nga okwejjusa.

gulawo amatu go owulire kyenkugamba osalewo mukwano

Nze nkulinzex3

oleme nga okwejjusa

Verse 2

Bwotunula ku kyalo bangi abatayaya tebamanyi mukwano bonna bali mu kugeegenya

bwogwa ebigezo omusomesa akugamba ddamu wetegereze ensi eno nkakali.

Kati abo bolaba batayaya eyo kukyalo, baagwa ebibuuzo ebyomukwano nobufumbo.

tobafako abo, tobesigamako, vuga fayilo yo olabe nga obulamu bukunyumira.

chorus

Verse 3

Katonda yatondera adamu kawa nabateka mu eden teyabateka mu prison nga bwemwogera ate Kati. 

balabirira olusuku eden,nebalabirira ebitonde

mububi ne mu bulungi Adam yabera ne kaawa

(Adam tasobola kuba nga talina kawa

Black Korean sisobola kuba nga sirina mubeezi) x 2

Chorus

(Conclusion)

Ntekateteka ya mukama Katonda

gulawo

Siri,siri warden,siri n'ewange teri prison eeh

Obufumbo si prison, mind yo ye prison

Oh nkulinze,salawo,uuuuh

Kagwirawo