True Love - Pallaso

True Love

4.4 of 5 stars
1.07K votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

True Love Lyrics

Yeah
You know, true love cannot be found where it doesnot exist
And you cannot take it away from where it does
This is my vow for you baby, 
I love you, Pallaso

Obwongo bwakulaluka butambula nyumirwa omutima gukwetaga
Nze ngamba batugatise superglue atakutuka nti silikwegana
Eyo smile gyolina enyumisa picha kyoka akasimi kechanga
Wesumulule omukwano ndette

Sawa yakugatibwa ne mukwano gwange munsi asinga
Sawa yakuvawo teri kitasoboka mungu gwasiima
Mazze akabanga ngajagala kubera kumpi naawe
Ani yali amanyi nti olunaku luri tuuka

This is true love
Kijukire nga neeyo gyoyita
Nti nkwagala tebakweganyisa nkwagala
Ela nsazewo nkikujukize bwekirina okuba
Ffe turi kimu olina okimanya

This love should only be for me and for you
Memories fade away as time passes by 
But this love is the love I can't forget
This must be the love of my love

Sawa yakugatibwa ne mukwano gwange munsi asinga
Sawa yakuvawo teri kitasoboka mungu gwasiima
Mazze akabanga ngajagala kubera kumpi naawe
Ani yali amanyi nti olunaku luri tuuka

This is true love
Kijukire nga neeyo gyoyita
Nti nkwagala tebakweganyisa nkwagala
Ela nsazewo nkikujukize bwekirina okuba
Ffe turi kimu olina okimanya

Do you know you're my best friend?
And the joy is for me
Do you know you're my best friend?
And my loving is real
This is my love for you
My true love for you will never gonna die
I wanna be remembered for loving you

This is true love
Kijukire nga neeyo gyoyita
Nti nkwagala tebakweganyisa nkwagala
Ela nsazewo nkikujukize bwekirina okuba
Ffe turi kimu olina okimanya

Never hesitate
No retreat no surrender
Nessim pon de beat
Eh na na na na na

Kagwirawo