Chorus;
Yesu Nanyini bulamu
Oobulamu obutagwawo
Otukoze bulungi Yesu Nanyini bulamu
Yesu Nanyini bulamu
Obulamu obutagwawo
Otukoze bulungi Yesu Nanyini bulamu
Amazima nsinza Yesu Nanyini bulamu
Nanyini bulamu obutagwawo
Waliwo muntandikwa ne leero wooli
Enaku zonna wooli Mukama
Chorus
Buli ekirina obulamu kimusinze Yesu
Tusanyuke mu maaso ga Kabaka
Ebittasa bivuge owenanga agyikube
Owomulere ffuwa mu ddobozi eddene
Abengalo tuzikube nakaluulu ngakamanyi
Nga tusinza Kabaka
Chorus*2
Tukuwa ekitibwa (Nanyini bulamu obutagwawo)
Osanira amatendo Yesu wange(Nanyini bulamu obutagwawo)
Taata nze nkuwa oluyimba Kabaka wange(Nanyini bulamu obutagwawo)
Bamalaika bassinza Gwe Yesu (Nanyini bulamu obutagwawo)
Taata tukuwa oluyimba leero (Nanyini bulamu obutagwawo)
Oli mutuvu mutuvu Mukama (Nanyini bulamu obutagwawo)
Taata oli Nanyini Nanyini bulamu (Nanyini bulamu obutagwawo)
Ba Kabaka bassinza Gwe Yesu (Nanyini bulamu obutagwawo)
Aah Taata namawanga gakuwa ekitibwa (Nanyini bulamu obutagwawo)
Ebiwatonda bikuwa bikuw oluyimba
Oli Nanyini Nanyini bulamu (Nanyini bulamu obutagwawo)
Oooohhh