*Intro- Ayi ayi ... Cli Cli the baddest
Kano aka love lero kakambwee, jikube njiwulire amanyi love mukwano sembera... don't tell me dat dat
*Chorus - Naye Naye love, nakukolaki nze muli mbuuza, naye naye love nakukolaki nze muli onkaabya... Naye Naye love, nakukolaki nze muli ondaaza.. Love I've been , been good to you naye gwe ondaga bukyaayi whats wrong with you,nebwenkola ebinyuma tosiimaa.. Mukwano tosiima.
Verse 1 - Naye Gwe Nakirijja, lwaki ezange ozilya gwe notajja, uhhmm lwaki gwe webuza buza, buli wenkugamba mukwano wekozakoza... omukwano gwenina gwogujuza pippa.. Nakirijja nkusaba mukwano ombeere ku niyya, Love yo kabotongo... enkuba doli doli mukwano do do do
Nakirijja omwagala amafiga g'olina mukwano sembezza....
*Chorus..........
Verse 2 - Mukwano yanguwa nfaa, eno omutima guyoya, wotoli nze sebaka.. Naki notulo eno tubula! Am ready to die, Naki bwesikulaba tonight, Ofunamu ki mukunumya, yanguwa osangule amaziga n'omutima gwoyuzayuza.. Ndi mwana wa muntu Naki mu bya love lwaki okola emputu, Nakirijja omwagala, amafiga golina mukwano sembeza
Naki nkwagala, ne love jenkuwa.. siyakikwangala, Naki sembera.. mbaawo ntya mukwano wotaba.. GZ engoma ajikubye, Naki nkusaba toba wagume ayi ayi, ayi ayi
End