Fitting - Kapacity

Fitting

5.0 of 5 stars
24 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Fitting Lyrics

Verse 1

Wantandikila ku mutwe

Nolinya ne kubwongo

Kati ontuse ne kumwoyo

Buli kadde nkuyoya, honey nkulowoza ndi kutandika ntya

Ndi kumatiza ntya, nze ndi kukwatawa aaaah 

Kuba amazima ndabika nkutya

The fact is baby gyal nkufearinga

Am gonna fly with you

From the earth to the moon

We gonna share everything

We gonna share share everything, trust me

Chorus

Nnendirila lwoli salawo

Owo lunaku lwoli salawo

Nkuwe omukwano omutali kukowa

Love omutali kuseera nga fitting

Ka nnendirila lwoli salawo

Owo lunaku lwoli salawo

Nkuwe omukwano omutali kukowa

Love omutali kuseera nga fitting

Verse 2

Bwendowozamu kubulungi bwo

Kulwa magezigo, olwe dobozi lyo

Bwe mbigattagattamu obakuliila Wala, walungiiwa dala

Your the queen i know

I want to be the king in your life

Guno omutima gusula wuwoo

Ndayila mulwatu nti ndifa kululwo

Era bwo njagalako nkusaba tonkyaawa

Yadde abalungi mulumya nyo

Yadde abalungi bo bakambwe

Nkwesize baby gyal tonkya eyeee

Chorus

Nnendirila lwoli salawo

Owo lunaku lwoli salawo

Nkuwe omukwano omutali kukowa

Love omutali kuseera nga fitting

Ka nnendirila lwoli salawo

Owo lunaku lwoli salawo

Nkuwe omukwano omutali kukowa

Love omutali kuseera nga fitting

Verse 3

Nga tulinyumirwa

Ggo amazima tuli jogga

Boona abalabe bali tuduuka

Nga nti yeffe tuliko

Kati nnina kuzimba kisenge

Ekyo omukwano ntekeku amayiinja

Mbeere your body guard

Ekyo okukuma nga kyalubereera

Eno cinema ya mukwano

Baby yeggwe film star aaaah

Outro

Kapacity

Kagwirawo