Dijja... Dijja Hiye eeh Dijja DIZ UR bwoy Rada in this again Sigala bwotyo.. Omukwano gwo sigwa kusonda Bby wange ondi eno munda Wotoli nze MBA setegeera Nga radio eweddemu amanda Bali bandeka nga nsamaala Bwewaja nokoleza etaala Yegwe anfumbira enva Ankamulira juice owakatunda Kamuli kalooza nakaloosa Nkulaba bulabi nentereera Mmmmh, CHORUS Kyensaba sigala bwotyo tokyusa nga Sigala bwotyo Kyensaba sigala bwotyo tokyuka nga Sigala bwotyo Omukwano ggwo ngulina bby toyuga nga Beera bwotyo*2 VERSE 1 Zino nsonga za mutima zenawandiise Njagala nkumete love abaffere oberabile Bby bby Nkukwata nga muwere ( ngomwana) Nga muwere Nkukuuma nga mugole Tubasaaliza nze kawasa gwe mugole (mmmmmmmh ) Nkwesize MA darli Jangu nkuvuge mu gaali Onkamulira suppu wansaali Gwe owooma omukila futaali Jangu tuzanye ma darli Nakupenda silimba walaahi Yeeeee Mpulira njidde Yanguwa tukwate obudde Bwokikola nyumirwa ntudde Nga gwe avuga bby MBA nywedde Gwe wotaba nkilako mulwadde Guno muliro love kanseese Bwovawano ondeka mense Tolwangayo bby MBA ntidde Ha! Verse 2 Mmmmmmmh, mmmmmh Omukwano gwo sigwa kusonda Bby wange ondi eno munda Wotoli MBA setegeera Nga radio ewedde amanda Bali bandeka nga nsamaala Bwewaja nokoleza etaala Yegwe anfumbira enva Ankamulira juice nakatunda Kamuli kalooza kekaloosa Nkulabako bulabi nentereera .............................................. Promoter Aj ogamba otya. It's Rada King again Hi City Records ur murder Producer Morgan Koona beat eyo