Oliwa - Angel Famerah

Oliwa

5.0 of 5 stars
4 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Oliwa Lyrics

Hello
Its me Angel
I’m sorry for everything
Please forgive me
Kansoke okwetonda byenzize nkusobya
Nziremu okwetonda byenzize nkunyiiza
Kuno sikwegonza ndayira byadala
Nti sidamu kunyiiza ne katonda ampulira
Osiibye otya mukwano nziramu nfune kusanyu
Yee bali batya ewaka eyooo!! mummy ne dad….
Nebwompulira ndiwano nkumisinga bityaaa…
Kyekinyimbya akayimba bwokawulira onsonyiwe
Sikyakweka byaama nabimala
Nakizuula luvanyuma nti onjagala
Nemikwano ejjaali ejjimpabya najigoba yeeehhh!!!
Nkusaba mpayo chance ntereeze buli kyasoba
Nebyenasubiiza nga nkwana nabyo ngenda kubikola
Oliwaaaahhh!!!
Oliwa nkunoonya
Oliwaaaa yeeehh!!!
Wadawaaahhh!!!
Wadawa nkwetaaga
Oliwaaa yeeehh!!!
Buli lukya ngezaako nsobole okukwerabira naye tebikoma
Nebwemba nebase mukiro ebirooto binsangayo nebinsisimula

Omukwano lujjegere bwerubulamu erinyo limu luba terukola
Wandeka ndi bulere
Eyo jjewabulira omutima gukwebuuza
Bintwaala ebirowoozo n’omutima biryeyo jjosula
Wambuna buna nzena eyeeehhaaa!!
Munze mwozanyira
Oliwaaaahhh!!!
Oliwa nkunoonya
Oliwaaaa yeeehh!!!
Wadawaaahhh!!!
Wadawa nkwetaaga
Oliwaaaa yeeehh!!!
Ebirowoozo bintwaala
Famerah music
Nfaa!!! eye eeehh eehh eehh
Nyamba haaaahhh!!!

Kagwirawo