Intro
Hmmmm hmm jeehh
Nick pro on de beat
(Eh Rhema)
Lamix
Verse 1
Oli amakubo gotema nenewunya
Waliwo wompisa olusi nenekanga
Ayaaa
Waliwo wonsonyiwa nga ndaba sikigwana
Eyii (Uhhh nanana)
Waliwo byonkolela ewange nebimpuza
Oh oh ohh.
Bridge.
Nonya wenkikugamba
Nonya kayimba kakuwana
Nonya bigambo bikusuta
Ehh ehh ehh
X2
Chorus.
Yesu ogwana Matendo
Eh eh
Kyendabye ogwana Matendo
Hmm
Yesu ogwana kusinza
Ohh ohh
Kyendabye ogwana kusinza
Eh eh
Verse 2
Buli lulimi lwatule nti hosannah
Eli Gwe omulwanyi wentalo hosannah
Buli vivi lifukamile lisinze
Ono atawangulwa muntalo
Ekitibwa kimugwana
Kimugwana eehhh
Yanjawula kukibi
Nze gwewali gusinze
Kati nyimusa
Akozesa abali abasilu
Ayimusa abali abaavu
Asitula amawanga amanaku
Nze kansinze Ono
X2
Chorus
Verse 3
Amatendo gakugwana
Amatendo gakugwana aah
Okusinza kukugwana
Okusinza kukugwana ohh
Amatendo gakugwana
Amatendo gakugwana Jah
Nokusinza kukugwana
Nokusinza kukugwana eeh
Amatendo gakugwana (iye)
Amatendo gakugwana (gakugwana)
Okusinza kukugwana
(Kukugwana)
Okusinza kukugwana
Ahh ahhh
X2
Gakugwana
Gakugwana
Kukugwana ahh
Reaching nations