Introduction
Mr. Gudde Geo
I eeeeee... Eeeeeeh
Cybeats
Verse 1
Oweddemu amaanyi muli owulira byona bigaanye..
Buli kyoyiya okola notyaamu
Olinga eyasirana
Newerabira nti Oyo eyakusa kunsi yalina ensongaze
Ensonga etali emu oba bbiri eeh
Katonda atebakangako aba awulira wadde tomulaba...
Akugamba ye buli woori ye aba akulaba
Esaalazo gemaanyigo agagenda okusumulura bulikimu
Ekyesiba munange tokoowa kumwekwata.....
Chorus
Embeera ng'ekyuse wekwate kumunagirogwe.....
Kumunagirogwe.......
Embeera ng'ekyuse wekwate kumukama wenyweze
Kumunagirogwe..........................X2
Verse 2
Tobanga nokutya muganda wange nze nkubulidde
Ebintu byensi eno bigwawo nebifuuka omuyonga
Enganda zekyanga n'emikwano gyefula
Nomwana gwozadde ayinza okukyusiza omudumu
Ensi eno yajjula obukusaaaa aaaah eeeeh eeh
Beta mugumu tewekubagiza omutonzi yamanyi ekiddako
Mwesigwa eri abamwesiga musembeze
Kubanga talemwa......
Verse 3
Embeera gyoyitamu nkawu
Newebuza lwakyi wazalwa
Weraba nga eyasemba
Nabakumenye omutima banji.....
Nate nkugamba ah ah mukwano...
Leka embeera eyo gyoyitamu
Ekufuule omuzira
Okutya nokukaaba ah ahh sibwebuwanguzi
Eyakutonda munange ye amanyi ekyo kyoyitamu
Mwekwate munyweze mukama olabe nga owangulaa.....