Sitya Danger - Alien skin

Sitya Danger

4.2 of 5 stars
688 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Sitya Danger Lyrics

You know me sitya danger
Eh you know me sitya
You know me sitya danger
So nebwokanga nebwotisa
You know me sitya danger
Nebwokanga nebwotisa
You know me sitya danger
Hey Sekret

Eh mbadde mbuza mwe abatuloga
Mufunayo kukadde nemutukeberako
Oba mumanyi tuli bubi
Bwetufuna ebirungi kyo kibayisa kitya
Bweneyisa obulungi mbu ate mbegula
kyoka ate bwensirikako muwoza neraga
Bwemulaba nkalumye mbu ate nekoza
Kyoka ate lwesikalumye mbu sente zabula
Mbewala yadde munefasa
Amaaso gabakanuse mulinga nga’nsega
Olaba n’abamerica mbakuba obawuza
Bwengwa kuba mapiano gulibula asala

Eh you know me sitya
You know me sitya danger
Eh you know me sitya
You know me sitya danger
So nebwokanga nebwotisa
You know me sitya danger
Nebwokanga nebwotisa
You know me sitya danger

Kampala bwalinga nga nsomba byuma bwakera kabaliga numbye
Anti omuziki temulimu interview
Bwentyo mu Ragga nensonga
Nze mbalayirira nja bafukira kiri kyebawalula
Nze mbalayirira nja bafukira kiri kyebawalula
Oba nkyusemu mbakwate ko mukataago
Mbere nga omusezi alumbidwa ekitambo
Balikaaba, balisinda, baliwoloma obugere balisiita

Eh you know me sitya
You know me sitya danger
Eh you know me sitya
You know me sitya danger
So nebwokanga nebwotisa
You know me sitya danger
Nebwokanga nebwotisa
You know me sitya danger

Oba nkyuseko mbakube ko mululatini
Trouble mu Uganda yenze mulabbayi
Eh mululatini
Trouble mu Uganda yenze mulabbayi
Agusigula malinya nanti bwogwa
Yakuyitako kaduwanema nno bwogwa
Vva kuba people bwebaba bambwa
(Baveko bwebaba bambwa)

Hmm kale tuli bubi
Temulaba nga tuli bubi
Tuli bubi temutulaba
Ffe tuli bubi (nyo)

Eh you know me sitya
You know me sitya danger
Eh you know me sitya
You know me sitya danger
So nebwokanga nebwotisa
You know me sitya danger
Nebwokanga nebwotisa
You know me sitya danger
Hey Sekret

Kagwirawo