Bwenayagala abe nsi eno nga bamenya,
Nsonga zamukwano bona batulugunya (ye yee.)
Yegwe alina omukwano ogwadala,
Mpulukuta mu mapenzi abalala bona bakita (ye yee.)
Yegwe alina omukwano ogwadala,
Mpulukuta mu mapenzi abalala bona bakita.
Ye story yo muwala,
Gwe nayagala mumutima gwange,
Nga wandaga omukwano,
Ng’oyogela nabazibe nebalaba,
Nga ne ndobozi lyo lyerinyonygera,
Akusingayo obulunji tanalabika,
Kamuli kange nga wandaga omukwano,
Naye emitengo gitega nebikemo bikema,
Mukisa wo ndaba matongo,
Kiwuka ki ekyalya amanyi gomukwano,
Nga gwoyagala akutulugunya, eeh,
Nakwagala okusinga kumalayika
Nga ne munyenye zaaka ne sumagira.
Manyi gamukwano gantulugunya,
Nakusingayo baby nga tanalabika.
Bwenayagala abe nsi eno nga bamenya,
Nsonga zamukwano bona batulugunya (ye yee.)
Yegwe alina omukwano ogwadala,
Mpulukuta mu mapenzi abalala bona bakita (ye yee.)
Yegwe alina omukwano ogwadala,
Mpulukuta mu mapenzi abalala bona bakita.
Wandaga omukwano nendoba,
Munda mumutima ngamanyi gwo gwadala,
Naye nga nakolakiii?
Gwe nasembeza bwentyo noyuzayuza,
Wanvuluga wajelegaaa ngawamenya,
Manyi gamukwano negantulugunya,
Naye nazulayo akusinga,
Omwana wa katonda ye yangula musayii,
Nalwaawo ngasimanyi,
Nti waliwo alina omukwano mwatu ogwadala,
Yansangula amaziga gonna,
Gewali onkabiiza nezikakana,
Omwana wa katonda wakisaaa,
Eyamponya obulumi obwali bunuma wakisa. ×2
Bwe nayagala abe nsi eno nga bamenya,
Nsonga zamukwano bona batulugunya, (ye yee.)
Yegwe alina omukwano ogwadala,
Mpulukuta mumapenzi abalala bona bakita (ye yee.)
Yegwe alina omukwano ogwadala,
Mpulukuta mu mapenzi abalala bona bakita (ye yee.)
Yegwe alina omukwano ogwadala,
Mpulukuta mu mapenzi abalala bona bakita.
Bwenayagala abe nsi eno nga bamenya,
Nsonga zamukwano bona batulugunya (ye yee.)
Yegwe alina omukwano ogwadala,
Mpulukuta mu mapenzi abalala bona bakita (ye yee.)
Yegwe alina omukwano ogwadala,
Mpulukuta mu mapenzi abalala bona bakita,
Ono mukisam woowoowoow.
Artist: Mukisa M.
Writer: Mukisa M.
Producer: Seksam.
Lyrical Visual: Haward Wayne.
Record Label: Vibes Master Records.