Mama Toto - Emma O

Mama Toto

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Mama Toto Lyrics

VERSE 1
Eeh eh mama, eeh mama Emma O OOO…
Ono yanjigiliza empisa buli kimu kyenali njagala nakimpa
She showed me the way, she told me everything awatali somero
Ono yanjagaliza, ono yamatira teli kirala kyenonda ekimusinga
Newompa Gold or Silver sitwalaaa, newompaki ekyobugaga ekisinga sitwalaaa,
Njagala nkugambe ensonga endi ku mutima mummy gwensonga,
nawe maama wetegeke okusanyuka kubanga gwensonga
Oyongite toto mam isarauni, namalayo lwa mama eehh oyo mama mwesimisa.
CHORUS
Toto ngesi totooo, nantamegwa atasangika
Ye mama, yasinga teli amusing x2
VERSE 2
Waliwo lwenkuba obufananyi nengamba nti ani alinzijya ku mama
Waliwo lwenkuba obufananyi nti aliba ani alinkyaaya mama
Oyo mamaa ye buli kimu kyange mu bulamu, oyo mamaa namusa eri munda mu mutima
Mama ye mama njagala mwawule mu bantu abalara
Mama ye mama tomugeragerannya na bintu birala
Mama ye mama eyakuzaala nakuteeka kunsi
muwenga ekitiibwa mukyaala wa wakitiibwa, muwenga ekitiibwaaa, tomunyiizaa
CHORUS
Toto ngesi totooo nantamegwa atasangika
Ye mama yasinga teli amusing x2
VERSE 3
Tuyise mu binji mummy nze naawe, ebizibu bino tondekeredde maama
Abarala nga bandese mama gwe tewandeka, abarala nga banvudemu wabeerawo nongamba ngume
Maama teri akwenkana uuh uuh, uuhuuh, yeee oh
Oh mummy arai imamei ijo emamei akwap na eyalama awurun engo.

Kagwirawo