Verse 1)
Eversince we fell in love girl
Omutima gwanafuwa tegunaguma
Nkulooza every night and day
Wafuka my weak _spot
Sikyasobola bera wotali yade edoboozilyo
I know your far away
Sisobola kutuukako
Nsindikirayo kavoice note
Am missing your sweet voice
Obulamu bwange bwesigamye
Kudoboozilyo
Chorus
Bako ky'ongambba yade hallo
Nsindikirayo kavoice note
Manye bw'oli omutima gumu
Tola nine
Kyekyo kyenasigaza
Nawe okimanyi baby
Yeeh
(Verse 2)
Eno ever mbbera kusimu dear
N'olumu nemwa okola
Ekiro otulo netubula
Nga nindirira voice note yo
Omutima gunuma dear
Nkanda kwekazakaza nakwegumya
Naye nga gwalema oguma
Gulyeyo abroad
Nsindikirayo kavoice note
Kuba kyekikondo kyenesigamye
Obulamu bwange kwebutude
Kekamere k'omutima gwange
Ho baby
( Repeat chorus 2x)
Manya nti banji balyeyo dear
Sibaliiko omutima gundyeyo
Just because am ment for you
Nkwekumide dear
I need your comfort please
Gun'omutima gugwo
Toguganya kulumwa
Am missing your fun time
Your smiles
Your jokes
And your sweet voice
I almost feel loose
Pretty girl