A we are demde downtown villa motion we are dede
A nouns pan da beater (rockstar)
Baliwo netubasalako netubikola netumala netubayitako
Bano beyita bakasangwawo kawo kada emijiji emito netubasakako
Uuuh 1+1 yefe abalina ebigata
Piece of mind tubasende ne grader
Mbu batalibani dema attack like predator
Dema know dema know
Bino sibyakumila makelenda
Kitokota nweza kuba tugenda
Owegali ye avugile mukyenda
Mumatumbi omulimi alime nate ela
Eno jetulaga ebizibu bisula ku deka
Oyo atalina ndowoza yekweke muloka
Back in january tubasabile
Abadongo mubala twekukume
Ebibademu bigubademu webityo
Mukulike omwaaka
Tuguvudemu tuyisemu bwetutyo
Kulika omwaaka *2
Tonenya kusika kiifi nengejja
Tonenya kunwamu nentagala
Abalala babela muzipate days
Happy day tonyumiza byasoro days
Dema life dema fixed dema tighter
We're di champions more dan di talkers
Tuli babii tubakubisa najoka
Balitimba nti yefe abajoga
Oyo atanjagala agende
Simunyumiza bizibu byange
Oyo eyansima asigale
Twogele
Ono byamukubyekubye byamufudefudee
Omwaaka gwamukubye kubye gwamufudefudee
Wesekemu buka oba okukuba engalo
Oli muzila sojja kulika entalo
Jaganya wagulu wanika bendela
Muzeyi wakaziii iiih
Uuh no bade gaambaa
Ani aluleta
Kati tutunoo oooh
Mubililo lilo
Dema know dema know
Bino sibyakumila makelenda
Kitokita nweza kuba tugenda
Owegali ye avugile mukyenda
Mumatumbi omulimi alime nate ela
Eno jetulaga ebjzibu bisula kudeka
Oyo atalina ndowoza yekweke muloka
Back in january tubasabile
Abadongo mubala twekukume
Ebibademu bigubademu webityo
Mukulike omwaaka
Tuguvudemu tuyisemu bwetutyo
Kulika omwaaka*2