Baby twaala ekiwagu,vakumyeelaa..
Nze Kati kambele empangaa nga yegweenseela..
Love guno muga ogugabila bulyomu amazi nanyakoo..
Ndi muto nze nsaba nyanto
Senbele eno obulungibwo bususeko..
Omutima gwankuba lwenakulaba bebi naselelaa mu love Yoo nalalilaa mutima gwange kale wagwefugaa
kawatoko AKO kankubaa.. odimubiloto beibe beibe
Ekika kyafe ekyembogo nze jensibuka.. akabilo tebatugana...
Chorus
Obulungi bwo bususeko Malika ekusinga byooya..
Wanzijja eno munsi yobwomu joyita batenda joova...
X2
Olimazi gansuwa...mukabugumu mponya enyonta..
Nkusabila bulilukya..one bulungi woba olyeyo..
Ninze eyakwembela obuwoomi,totabula ate nosiga obukyayiii hee
Love binyuma ngawoli pair pair nga twesaze ebigolii hee
Love guno muga tuli mulyato tuseyeya
Atalina bebi nkuyambe ntya kuba eno love etumbeza
Love guno muga tuli mulyato tuseyeya
Atalina wuwe nkuyambe ntya kuba eno love etumbeza etumbeza
Chorus
Obulungi bwo bususeko Malika ekusinga byooya..
Wanzijja eno munsi yobwomu joyita batenda joova...
Ono sibutunda bukubaba balalu
Nantalabika nga amapela Ono kope mwagala nga ekibe kumwnzi mukilo.,amukwatako nze mulopa kundagu
Bebi love yoo ekumuka ngabalugu wemba mutele manya onanula..
Okukwaga ekyo kyensinga newombela okumpi nsigala nkumisinga
Bebi love yoo ekumuka ngabalugu wemba mutele manya onanula..
Okukwaga ekyo kyensinga kyensinga..noonono
Chorus
Baby twaala ekiwagu,vakumyeelaa..
Nze Kati kambele empangaa nga yegweenseela..Yee hee afrikaz management,josh kumapesa hit after beat