Yoo Shawn
A Josh kumapesa
Nze no-no tuli mugati love blue band
Byebazina bikadde eno new brand
A Mikey Pankiti nkulembedde band
Eno game atagaba nkuwade card
DJ kikube katono tokisusa
Ebyana mumpale bitulage sumbusa
Owakasimuke muleke tomubusa
Tuzinemu paka obudde webukesa
Tuzinemu mpola mpola
Tova kumulamwa baby mba ku near, anha
Mwana gwe kyonkola nomutima mpulila gunkuba
Tuzinemu mpola mpola
Tova kumulamwa baby mba ku near anha
Mwana gwe kyonkola nomutima mpulila gunkuba
Ani amudabidde ko Eno
Yamanyi okuzina siyono
Kigoma kinyuma tulyeno
Atalina kanyenya nga olabye kikwano
Vibe zange nzinonya mpola
Ela nemukugenda, zigenda mpola
Tuzinemu naye teweyambula
Kumapesa yakikutemu nyabula
Yeah Wenkuba emunye nsubile pair
Nkufunye leelo naye totya dear
Nze amanyi ozina nteka kunear
Saba kyo eeh, anyway kyoyoya
One two touch your toes
Get that ting and take it back
You love me if you no I go die
Your love is so sweet baby bounce
Yeah, the way you Wayne your wato
Mpulila omulilo munda Eno
Tuzinemu mpola mpola
Tova kumulamwa baby mba kunear anha
Mwana gwe kyonkola nomutima mpulila gunkuba
Tuzinemu mpola mpola
Tova kumulamwa baby mba kunear anha
Mwana gwe kyonkola nomutima mpulila gunkuba
Ebyana mu city bitandise okudaga
Economy teli gula mbu amata gadiba
Bongo yakwata nemilwango jjaziba
Biwoza kimu mbu obuzibu kumansula
Kuyimba kumasomero babiganye
Buzibu bwavudde kukulaga bisambi
Naye balimba oba mubasajja Yani
Ndowoza obuzi bwavudde kukabako
One two touch your toes
Get that ting and take it back
You love me, if you no I go die
Your love is so sweet baby bounce
Yeah, the way you Wayne your wato
Mpulila omulilo munda eno
Tuzinemu mpola mpola
Tova kumulamwa baby mba kunear anha
Mwana gwe kyonkola nomutima mpulila gunkuba
Tuzinemu mpola mpola
Tova kumulamwa baby mba kunear anha
Mwana gwe kyonkola nomutima mpulila gunkuba
A Mikey Pankiti
Born To Conquer
Hit After Beat
Deejay Shawn