INTRODUCTION.
Mukwano nkwata kumukono
Onsikeko mukwano njakwanguwa
Mukwano njakwanguwaaa
Mukwano oliwambala baibe,
CHORUS
Buli lwenkumisingaaa
Baib byenkola bilemaa ahh
Yegwe buli kimu gyendi baib,
You're my lovee
Buli lwenkumisingaa
Baib byenkola bilemaa ahh
Yegwe buli kimu gyendi baib,
You're my lovee
VERSE.1
Baby okuva lwewagenda sikyamanyi kitangala
Tunula labayo wenayize okutibula
Am in wonderland sikyamanyi nakyibula,
I know it was ma mistake baby gaali malala
But am here love waiting for you
I wonder which way to go but i will find you
I know it is really painfull but am sorry to you
I cant lie, every time baby i think about you
Tunula labayo mukwano kakana ndi mubilowoozo
Byenyimba tebikyanyumira nze njagala doboozilyo,
Numwa omutwe baby ngandabye kumazigago kuba buli lwenkumisinga mpulira nganzigwawo
CHORUS
Buli lwenkumisingaaa
Baib byenkola bilemaaa ahh
Yegwe buli kimu gyendi baib,
You're my lovee
Buli lwenkumisingaa
Baib byenkola bilemaa ahh
Yegwe buli kimu gyendi baib,
You're my lovee
VERSE.2
You're my lovee
Baby my love ohh
Ondimunda mumusaayi onsensede
Nkuyita ate gwe ate mukwano ate ogendaaaa
Mukwano ate ogendaaaa
Ohhhh
Oyagala mbeere nganumwaaa
Kyesamanya nti oba olinayo nabakutuma,
Nze wansaba omukwano mutima nenkuwaaaa
Ate kati olumyaa Eee eee
Mukwano ate kati olumyaa
Ohhh wuuu
CHORUS
Buli lwenkumisingaaa
Baib byenkola bilemaa ahh
Yegwe buli kimu gyendi baib,
You're my lovee
Buli lwenkumisingaa
Baib byenkola bilemaa ahh
Yegwe buli kimu gyendi baib,
You're my loveee
VERSE.3
Yegwe anteka mumuduu,
Osana nakuumibwa munduu.
Yegwe alina nelove,
Nze silyejusa baib gw'alinaaa
Nkwagalanyo okuzama
Oliwanjawulonyo kubalala
Baib mpulira ngankwagala ahh ahh
You're yaa yaa yaaa
Nina blonde ali pure nga embelera
Netrue love etasobola kugwelela
Gwemisinga mubuli kimu yanyaniliza omutima gwamusiima kuba yeyaguwangulaa
Nebuuza ekyokumuwa kuba anfude winner
Naye ate ekyenaku obusobozi sibulina
Leka muwane ono perfect blondee
Smart and clean nga emmotoka eri bond
Ndimunonya newaligenda abroad
Era ndimukuuma omuwonya ezozizombiii
CONCLUSION
Jazz Blue music entertainment
Prince Regins,
George Wakhar
Ash king
Vale on the beat.
END...