Verse:
Wali olowooza kiliba kitya nga batulaba tuvimba bibaluma batya manya emitima jiggunda Jimmy Daxx Ragga
Wansula obulamu nabuvamu okwesanyusa nze ndaba kyesinga beer kwenkimalila
Mutima gwange Ono love yatuvamu tankubila ngatte musubwa nyo ndifuna asinga
Mupiika love ye ampiika material kyoka ayagala mbere nga Romeo
Bwo'bo onkoye nta
Bwo'bo ngamba nta
Chorus:
Ebilowoozo nafunye Ebilowoozo omutima gungamba tolinawange natya nyo nkoye okulowoza
Ebilowoozoo nafunye Ebilowoozo omutima gungamba tolinawange natya nyo nkoye okulowoza
Verse2 :
Nakugamba silinga malaika mbuno njagala mukazi nga yatuuka
Oba oyagala otya
Mbatumye abatume tobatya
Kimuli kyange kiino mummy wo mugambe kubiino
Kanyonyi kange ojje nkuttumye nkukumise majje
Chorus:
Ebilowoozo nafunye Ebilowoozo omutima gungamba tolinawange natya nyo nkoye okulowoza
Ebilowoozo nafunye Ebilowoozo omutima gungamba tolinawange natya nyo nkoye okulowoza
.....Wali olowooza kiliba ngabatulaba tuvimba bibaluma batya manya emitima jiggunda