Omwoyo, omwoyo mamira
Omwoyo wa Mukama mamira 3x
Era
Tusaamu ekitiibwa
Okuberawokwo
Ayi omwoyo wa Mukama mamira 2x
(Omwoyo eyatusubizibwa, Yesu bweyali nga agenda,
yayogera nti siribaleka nga bamulekwa,
naye ndibawereza omwoyo wange,
kale oyo alibayigiriza mubyonna,
omwoyo wa Mukama, nsabye jjula muffe,
leka ebibala byo , bilabisibwe muffe Ssebo)
Oooh Labayo, tusaamu ekitiibwa
(Tusaamu ekitiibwa
Okuberawokwo
ayi omwoyo wa Mukama mamira)Chorus
Tusaamu ekitiibwa
ayi omwoyo, hallelujah
Tuyimusiza edoboozi lyaffe
Ngatugamba
Omwoyo wa Mukama
Tuyimusiza emikono gyaffe
iyeee iiiii
Omwoyo wa Mukama aaa
Yegwe eyatusubizibwa labisibwa muffe
omwoyo wa Mukama iyee iiiii
omwoyo mamira aaa
Tusaamu ekitiibwa, okuberawokwo
ayi omwoyo wa Mukama mamira
Ohhh
Tusaamu ekitiibwa
okuberawokwo
ayi omwoyo wa Mukama mamira