Kika Buka - Sheebah Karungi

Kika Buka

4.3 of 5 stars
434 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Kika Buka Lyrics

Tombadala tombadala

Saagala kukusala tompagala

Nyumirwa buli lwombaaza

Nenelabira ebindaaza

Ndi katana ka mummy si ka mbaata

Nsaana ndabilirwe 

Ndaga nti totya byokya 

Njagala zino engalo zikwate ku bubinika 

Kigere wenkigya wossa

Nga nkusesa nonsesamu netugasinika 

Nze okukiriza nti guno omukwano gwo gunsaze 

Ndimala kulaba kumusaayi 

Okugamba nti guno omukwano gwo guntamye 

Olimala kundaga bukyayi

Mpa company

Njagala ondaze nti kyuuka ndabe 

Nkukonkone ndongo

Ngamba kyuuka ndabe

Bibade bintawanya obijanjabe(nkukonkone ndongo)

Ngamba kyuuka olabe omwana

Kika buka

Kabamanye nti olina ekyana

Kika buka

Ngamba kyuuka olabe omwana

Kili kika buka

Ate mbaloope nga bankwana

Tombadala tombadala 

Saagala kukusala tompagala

Nze ndi mubiisi sefasa nsowera

Ate okimanyi zefasa ebibala 

Nzijjirawo nga gwe yampise 

Kyabanyiziza bepise

Engeri gyokikuba no body say 

Nkulaba nemanya nti bitandise

Nze okukiriza nti guno omukwano gwo gunsaze

Ndimala kulaba kumusaayi

Okugamba nti guno omukwano gwo guntamye 

Olimala kundaga bukyayi

Mpa company

Njagala ondaze nti kyuuka ndabe

Nkukonkone ndongo

Ngamba kyuuka ndabe

Bibade bintawanya obijanjabe(nkukonkone ndongo)

Ngamba kyuuka olabe omwana

Kika buka 

Kabamanye nti olina ekyana

Kika buka

Ngamba kyuuka olabe omwana

Kili kika buka

Ate mbaloope nga bankwana

Okubye shot ku shot nga komando(why)

My body yours better patrol

Tukole byomanyi nti bikukolela(ate owaaye)

Baibe

Ddala bwoba nga totya byokya

Njagala zino engalo zikwate ku bubinika

Kigere wenkigya wossa

Nga nkusesa nonsesamu netugaginika

Nze okukiriza nti guno omukwano gwo gunsaze

Ndimala kulaba kumusaayi

Okugamba nti guno omukwano gwo guntamye

Olimala kundaga bukyayi

Mpa company

Njagala ondaze nti kyuuka ndabe

Nkukonkone ndongo

Ngamba kyuuka ndabe

Bibade bintawanya obijanjabe (nkukonkone ndongo)

Ngamba kyuuka olabe omwana 

Kika buka

Kabamanye nti olina ekyana

Kika buka

Ngamba kyuuka olabe omwana

Ate mbaloope nga bankwana

Tombadala tombadala

Saagala kukusala tompagala. 

Kagwirawo