Kyambuzi - Marvion

Kyambuzi

5.0 of 5 stars
2 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Kyambuzi Lyrics

Intro

Chosen K on de beat

Mpulira ebibooziboozi naye nkanya kukuba mibbimbaaaa..(di bwoy wid gasoline)

Ndi kyambuzi..(Marvion)

Balunda embuzi

     Hook×2

Rantata rantata..eeeh

Mukiraba mutya eyo (mukilaba mutya eyo oba)

        Verse 1

Njivuga nvuga nyo nempita ekyambuzi

Wenjiza kutaka njiyisa wa bakuri

Njivuga mbipanga panga ebyaluli

Byewankola ne nsigalayo eyo e kyambuzi..

  Ndi kyambuzi...

      Chorus

Ratata ratatala...eeh.. ndi kyambuzi×2

Balunda embuzi

    Verse 2

Kyova olaba nga ndi kukamotooka..

Nze bimbula kutya kubyatula...

Oba onkema onzijja emizeee

Yes kiki ekyo kyotatayiise.... ahh

Nkwesunga abalinamu nga begaaya..

Kyakute kati kwepanka..

Economy njitya naye settaagaaa..

Ndi kyambuzi....

   (Chorus)

  Verse 3 

Bwoba ogeyageya totya tulabise..

Sente tulina tezituleteera mizze..

Bwoba opimapima kiki ekyo kyopimapima nga ffe sente tuzilya

Tuzinya tusula bulungi..

Njivuga nvuga nyo nempita ekyambuzi..

Bwenjiza kutaka njiyissa wa bakuri

Njivuga mbipangapanga ebyaluli..

Bye wankola nensigalayo eyo ekyambuzii..

Ndi kyambuzi...

    ( Hook)

End thanks you for your support

Kagwirawo