Nkulowoozako nembuna ebisaanyi
Olinga omusaayi
Ko n'omulwanyi
Musaayiii....
Ngenda nentuula nendowooza baby ku bulungibwo ddala nze ani
Gwewatuula wansi n'oteeka ku minzaani
N'abantunuulira ng'eyo nga banzoleya nebakimanya yenze ani
Kati tuli ffembi kyenkana balongo ssukaali namajaani Iiii...
Nkulowoozako nembuna ebisaanyi
Ontambulira mu misuwa llinga omusaayi
Kululwo balimpitako n'omulwanyi
Kululwo njakuyiwawo n'omusaayi
Nzikiriza nkusimbeko oluwaanyi bakimanye
Nti nze naawe Iiii kabaani ku ndongo batwenenyeee....
Bakulaba mu kubo eyo nga bakuwaana nga tebamanyi Iiii nti omukwano gwe gyendi baby mungi nnyo ooo...
Bakulabe mu kkubo eyo nga bakuwaana
Eh... eh eh
Oli mulungi yeggwe nalulungiii...
Ery'eddoboozi lyo mmere y'amatu gangeee...
Gwe bwonyumya binyuma binyumira ne mikwano gyange
Oli kimuli munnimiro yange ekirungi ozaamaaa...
Sirina maanyi naye akukwatako kuggwe ntaama Iiii
Simanyi lwaki nkwagala naye omukwano g'ompa sigwa bikwangala
Love yaffe eno teriggwa kumpagala
Ngandi naawe baby tuli bakuwangaala
Nzikiriza nkusimbeko oluwaanyi bakimanyeee nti nze naawe Iiii kabaani ku ndongo batwenenye
Bakulaba mu kkubo eyo nga bakuwaana nga tebamanyi Iiii nti omukwano gw'olina gwe gyendi baby mungo nnyooo ooo ooo....
Bakulabe mu kkubo eyo nga bakuwaana ehh... eh eh oli mulungi yeggwe nalulungi
Nsazeewo kambeere naawe ananinyisa amadaala baby nemubangi nalondayo gwe ku mudaala eh... eh eh tutambule nkuvimbise nkuteeke mu mataala...
Bakuveeko abo balinde lunaku nga nkutadde mu kidaala
Nga nayeee....
Nkulowoozako nembuna ebisaanyi ontambulira mu misuwa olinga omusaayi
Kululwo balimpitako n'omulwanyi
Kululwo njakuyiwawo n'omusaayi
Bakulaba mu kkubo eyo nga bakuwaana nga tebamanyi Iiii nti omukwano gw'olina gwe gyendi baby mungo nnyooo ooo ooo....
Bakulabe mu kkubo eyo nga bakuwaana ehh... eh eh oli mulungi yeggwe nalulungi