Maama eyankuza - Tuff Tymer Da Great

Maama eyankuza

5.0 of 5 stars
3 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Maama eyankuza Lyrics

Intro: 

parental life is based on a true story, better listen to me you gonna say sorry Tuff.

Chorus: Omuntu ku nsi gwenina yooyo maama eyankuza,

Omuntu ku nsi gwemanyi yooyo maama eyankuza,

Oh! banange twalaba okuzalibwa abataalina,

Oh! banange twalaba okuzalibwa abatafuna

A yeh maama yeh maama 

yeh maama yeh maama

A yeh maama yeh maama 

yeh maama yeh maama

A yeh maama yeh maama 

yeh maama yeh maama.

Verse 1: 

Nze nabuli omu gwendaba ndaba nga tatufaanana,

Tonyumiza byemwasoma kuba okusoma sasoma,

Tewesoma okununula nga Tuff nkyadagana,

Abemikwano badduka n'abeganda betamwa,

Bembuuza okundagamu engeri gyebaziwangula,

Emboozi zebanyumiza ndaba zabagerenjuzi,

Zambogo tolwerabira mbu lwana lukuwanguze oh!...

Chorus:

Verse 2: 

Temugamba tetwafuba nga teri mulimu gwetutakola,

Nyabo mange wadagana okunfuula Tuff owa kati,

Ku kyalo Mavu wadazibwa abalya mmere nga baavuma,

Balogo bangi baaloga buli kadde kwatakwata,

N'enjala yatuluma kkopa chwadda muwogo twagula,

Abantu bangi baaseka nga embeera embi mwetwayita, 

Tutwalibwa ng'abantu abataliko na baabwe,

Tutwalibwa ng'abantu abatabayambako ko,

Tutwalibwa ng'abantu abaaliko abaduuyi baabwe.

Chorus:

Verse 3: 

Ali mu mbeera bwetwali nkugamba kimu soolire,

Never be a loser man just work hardly,

Ever become hopeful to achieve in this life,

Abatudaaza mwebale laba kumwe bangi lyabalya,

Wamma yagala bakadde bo obagondere obaweereze, 

Basanyuse... bawuulire,

Basonyiwe... bakuyiiyize.

Basanyuse... bawuulire,

Basonyiwe... bakuyiiyize.

Chorus:

Outro:

Quote this my brothers and sisters parents Fi Dem just act as representatives of God on earth Tuff.

Kagwirawo