Mwami Mira - Mcee bunter

Mwami Mira

5.0 of 5 stars
6 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Mwami Mira Lyrics

INTRO
Call me bunter,
Mcee bunter ne challenger (drrrr)
Gasa-gasa-gasa-gasa-gasa (wuhu-wuhu)

VERSE 1
Ani akweese mira wa Alien skin ono?
Atatya kimenke?
Okimanyi bulungi little joe
Akaliisa kanyeebwa ate omukwasa BIG G!
Yeggwe ambuza otulo
Misana kiro, bwesikulaba sifuna tulo,
Misana kiro
Nkunoonya gwe ne’mukyala wo
Oli madam BIG G,
Lwaki munnemya obuliri?

CHORUS
Mwami mira,mwami mira oyo
Ne’mukyala we oli madam big G
Balumbye omukulu,
Mukulu matama,ne mzee bibuno
Wali mukwetala
Grass za green, green mira
Mwami mira oba bakujjawa? X2

VERSE 2
Atamanyi mira nkunyumiza
Atamanyi mira wa gyeyava (say)
Omusajja yalina embalaasi

Nga ekooye nyo, tekyaalina maanyi
Bweyatuuka ku ttale agiwumuzeemu,
Yalaba mira kko yo: kandye ku grass,
Embalaasi bweyalya grass,yafuna amaanyi netiisa
Ne boss, nomulaasi bweyalya grass
Yabukuta paka kati tavanga ku grass
(iyiiiiiiiiiiiiiiiii) (yeyeyeiiiiiiiiah)

SECOND AND THIRD VERSE CHORUS
Mwami mira, mwami mira oyo
Nemukyala we oli madam big g,
Balumbye omukulu,mukulu matama
Ne mzee bibuno wali mukwetala,
Grass za green,green mira,
Mwami mira oba bakujjawa?
Ahhhh,Mbu oba bakujjawa (ahhhhhh)
Oba bakujjawa? Mira bamujjawa ahhhhhh
Oba bamulimilawa?

THIRD VERSE
Mwami mira kyakola abe GAAZA (wuhu-wuhu)
Misana kiro tabatuuza
Nwenjogerera kati bali wa abaasa (mu kikuubo),
Kukafata anti ye saawa
Che, abe kyebando bakakeera,anti Lucky
Ye tamala biseera.......
Nakaliirako e Makindye,fyno yangamba jambu tomusuula....
Eno ewaffe tetukyambuwa mira, kubanga bamuseera
Akakoola bakaseera ahhhhhhh,
Tozanyisa kakoola!!

Kagwirawo