Mungambire - Dangote Goldz

Mungambire

5.0 of 5 stars
5 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Mungambire Lyrics

Ebyo mukwano Byakyukamu ...Bakuchawa Enkya Nofuna.

Nze Eno Ewange Byantulamu...Mubufunze Kale Bya Mpuna.

Owange Yandekawoo ...Salina Kyamuwaaha.

Kubusente Bweninawoo , Ha.. newoba Yye wenyiwa haa.

Kubulumi Bweyandekera, Olubuto Nsibisamu Gata aah.

Obuzito Bwe yangelera , Kanesibire Enkata aah.

Yanfunamu Enkenyera, Olwo bwavu.

Nafuuka ekyenyinyarwa.

Ku Bane Byebatonera , Olwa Laavu.

Nga Nkumu Tebibalwa.

Obutabaamu na Zigula beer ,

Kyandabisa Nga Atayina Care - Care

Nga Nalajana mama

Mumugambe eeeh

Nali wuwe owo ku mwoyo,

Mumungambire eeeh 

Yadde yampisa nga olweyo 

Mumugambe eeeh

Nali wuwe owo ku mwoyo,

Mumungambire eeeh 

Yadde yampisa nga olweyo 

.

Yagendera kubigambibwaa

Mubuyimbi Temuli Buvunanyizibwa

Obwenzi Jebusangibwa 

Nze Nasilika omusango Nasingisibwa 

Mbu Mugamba Ngenze Kola,

Nkola Biki Byatalaba.

Nga Bane Bali Masanyu .

Ebya Love Byamusala

.

.

Emikwano ne jimuyeeya , Mbu Yatomela

Ekyavaamu Nansuula ,

Akasimu Ne bwenjiiya mbu mukubira, Antwala Nga ekyonziira 

Yadde Yakola Atyo, Naye Luliba olwo,

Mumungambire Mama 

Mumugambe eeeh

Nali wuwe owo ku mwoyo,

Mumungambire eeeh 

Yadde yampisa nga olweyo 

Mumugambe eeeh

Nali wuwe owo ku mwoyo,

Mumungambire eeeh 

Yadde yampisa nga olweyo 

Kagwirawo