Song Batenga
Lyrics
Big jay
Nostrain
Am called Big jay,. Aahh
Chorus
I used to tell each and everybody that this batenga is mine.
Gwe ate omu okunkwatira ku batenga ate.
Nga nkugamba kimu nti mute.
Batenga wange,
Ate era ogaana gwe.
Batenga, mute x2
Verse 1.
Nakwagala kufa bate nga gwe bulamu,
Kyewandaga bate mukwano nkyabulamu, you
Bwenzijukira omukwano gwe twalimu,
Teyalibadde gwe batenga nonvaamu,
Bweba bomu,ondese ntulike omu,
Mu mukwano omungi gwe twalimu,
Nerabiramu,nonzijukizaamu,labayo ate bwonvaamu.
Mubuzibu obumu twali bumu,
Nga mu bulamu nfunyemu ne bamulamu,
Batenga mundowooza kyusaamu,
Bate nga gwe.
Chorus
Verse 2.
I used to love her giving her my love
I used to love her giving her my life
To fight things which attack her life
Beeping, calling her, my love
Every time, i used to cede for her
Marvelous deeds came from my heart
But this girl en dis girl nze ateera andese!!
Ekuba omunaku nga tekya!?
Big big waabwe
Mazima teyandibadde gwe,
Bate nga gwe ahh
Chorus
Verse 3.
Kiriba kitya nze okureka!?
Batenga tondeka,
Nzena sikyebika,
Mutima gwe wetika,
Birowoozo mwe wandeka!
Naye lwaki wandeka?
Sasobya sirina kyenakola batenga leka,
Sikyebaka,
Birowoozo mwe wandeka,
Bate nga nkwagala,
Batenga tondeka
Buli lwonooba, ngo'yoya okuda, batenga enziji zewange nzigule ezo esaawa biina
Ondese naye bwogenze,
Gampitamu amasanyalaze,
Gwe ampa akasikirize
Labayo ate bwogenze
Ebanga lye tumaze,
Tondabanga mize
Bwoba bwotyo bwokoze
Obwaba baze eno oba obuweze
Aaaahhh
Nti mute
Artist Big jay
Song Batenga