Nsazewo - Liam Voice

Nsazewo

4.3 of 5 stars
903 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Nsazewo Lyrics

Ooh...

Ne leero nsaze wo 

Nsumulule  byenina mu nsawo 

Ntukilize omukago,

Nsaze wo nsukeko ku nsalo 

eh onjagadde byaddala

Baby ombeledde nga omusawo

Kiba kya bulyazamanya ,

Obutakuwa mukwano, ka Maama .....

Manyi sibyangu, 

Gyetulaga the journey seems to be tough..

Kwatilila’ko you hold on my love, 

Wano wetulaga you need to be tough 

Era sibyangu  ebikemo,

They  may take my love away ..

Batulemese..

You know  to fly away 

Fly away...

Leero nkutekako aka weta kange

Mmh Tufuuke omu,muntu wange 

eh leero  nkutekako aka weta kange  Mmh 

Tufuuke omu,  muntu wange 

Mmh, oli saala gye yaddamu Katonda,

Bweyali akutonda yawuliliza omutima no'mwoyo munda

Munda

Baby njagala ofune joy

Ndikwagala nga silina na hit ..

Afazali ndisima toyi

Manyi sibyangu ,

Gyetulaga the journey seems to be tough..

Kwatilila’ko you hold on my love 

Wano wetulaga you need to be tough..

Era sibyangu ebikemo 

They may take my love away..

Batulemese 

You  know to fly away..

Fly away eh

Leero nkutekako aka weta kange 

Mmh Tufuuke omu,  muntu wange 

Eh leero  nkutekako aka weta kange..

Mmh tufuuke omu, muntu wange  

Kagwirawo